Amaka g'obwa president gakakasizza okulondebwa kw'abalamuzi abawerako okuli amyuka Ssaabalamuzi w'eggwanga n'abalamuzi ba kkooti enkulu. Amaka g'obwa president mu mbeera...
Abavubuka abeeyitanga aba Red Top Brigade beyubudde nebatongoza ekisinde ekiggya kyebatuumye Revolutionary People's Party (RPP) Abavubuka bano bajjukirwa nnyo mu...
Abakristu okuva mu kigo kye Lweza mu Kampala Archdiocese bakyaliddeko Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, n'abasaba okwenyigira mu bukulembeze...
Ekibiina ekigatta abagoba ba bodaboda bonna mu ggwanga ki Boda boda Union kitongozza omutimbagano ogwabwe kwebagenda okuyita okutumbula omulimu gabwe...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza Abantu okugemesa abaana endwadde kattira nga n'omusujja gw'ensiri mwogutwalidde, mu kaweefube w'okutumbula eby'obulamu....
Ab’ekibiina kya Forum for Democratic Change (Najjanankumbi) bawanze eddusu ku munnabitone Mukiibi Sadat amanyiddwa nga Kalifa AgaNaga, bamuwadde bendera y’ekibiina...