Obwakabaka bwa Buganda buzizzaawo omuti gw'Omuwafu ogwébyafaayo, Ssekabaka Walugembe Muteesa I mweyatuula mu 1875 nómuzungu Henry Morton Stanley nawandiikira...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye Abavubuka mu Masomero n'Amatendekero okukulemberamu kaweefube w'Okutaasa Obutondebwensi nga bajjumbira emirimu gya Bulungibwansi....