Akakiiko k'ebyokulonda mu NRM kayimirizza bannakibiina okukuba kakuyege ku nkuηηaana ezaawamu, mu kalulu kakamyufu akagenda mu maaso, mu district ye...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n’akomawo munsi ye okuva e Germany, gy'amaze akabanga ng'abasawo abakugu boongera okwekebeggya obulamu...
Ttiimu y'eggwanga ey'omuzannyo gw'ensero eyabakazi eya The Gazelles, mu butongole etandise okutendekebwa okwetegekera empaka za Africa eza FIBA Women Afro...
Government eri mu nteekateeka ezisembayo okusalawo ekiddako ku ngassi eya Express Penalty System ekubwa abagoba b'ebidduka abamenya amateeka gokunguudo, gyeyali...
Ekisaakaate kya Nnaabageraka eky'amasomero agali ku mutendera gw'ensi yonna agamanyiddwa nga International Schools, kigguddwawo ku ssomero lya Kabojja International School....