Abayizi essomero ly’omuzira mu bazira owa 2011 erya Kings Choice junior School e Busiika boolesezza ebitone nga bayita mu kuyimba n’okuzannya emizannyo.
Babadde ku mukolo oguggalawo omwaka 2024, era omukwanaganya w’abawuliriza ba CBS Omukungu Godfrey Male Busuulwa yakiikiridde CBS.
Waliwo abayizi abakuguse mu by’emikono era baweereddwa ebbaluwa ezikakasa obukugu bwabwe.#