• Latest
  • Trending
  • All
Abayimbi era bannamawulire Sharif Lukenge n’ Omugagga Ssende bakyamudde abadigize mu kivvulu kyabwe Obulungi bwo Nabutegeera – wakati mu nkuba efudembye mu kiro

Abayimbi era bannamawulire Sharif Lukenge n’ Omugagga Ssende bakyamudde abadigize mu kivvulu kyabwe Obulungi bwo Nabutegeera – wakati mu nkuba efudembye mu kiro

November 1, 2025
Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

August 4, 2026
Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

August 4, 2026
Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

August 4, 2026

Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo

August 3, 2026

Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

August 3, 2026

Kooti esingisizza abantu 9 emisango gy’okutta Susan Magara

August 3, 2026

Kaliisoliiso wa government awakanyizza eky’okuyimbula abakozi ba parliament ku kakalu kaayo – bavunaanibwa emisango gy’obulyake n’obukenuzi

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Uganda ewangudde emidaali 3 mu Commonwealth Games 2026 e Glasgow Scotland

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Brig. Gen Asaph Mweteise Nyakikuru alondeddwa okukola ng’omuduumizi w’eggye erikuuma president erya SFC

August 3, 2026

Government ya Uganda eteekateeka kuzimba ssundiro ly’amasannyalaze e Ntinda

August 3, 2026
Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

August 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Entertainment

Abayimbi era bannamawulire Sharif Lukenge n’ Omugagga Ssende bakyamudde abadigize mu kivvulu kyabwe Obulungi bwo Nabutegeera – wakati mu nkuba efudembye mu kiro

by Namubiru Juliet
November 1, 2025
in Entertainment
0 0
0
Abayimbi era bannamawulire Sharif Lukenge n’ Omugagga Ssende bakyamudde abadigize mu kivvulu kyabwe Obulungi bwo Nabutegeera – wakati mu nkuba efudembye mu kiro
0
SHARES
61
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abadigize bawagidde mu bungi abayimbi era bannamawulire ba CBS radio,  Ssendegeya Muhammad amayiddwa nga Omugagga Ssende ne munnabuddu Sharif Lukenge, mu kivvulu kyabwe kyebaatuumye “Obulungibwo Nabutegeera”.

Kibadde ku Tavern Woods e Kabuusu mu Kampala.

Kyetabiddwako minister wa Buganda Ow’ebyobuwangwa, embiri, eby’obulambuzi n’ebyokwerinda Owek.Anthony Wamala, akiikiridde Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga.

Abakubirizza okumanya engeri entuufu ey’okukozesaamu ebitone byabwe, naddala bwebagufuula omulimu n’okugufunamu,  nti basaanye babeere bayiiya era abalemerako.

Omugagga Ssende ne munnabuddu Sharif Lukenge balaze abawagizi babwe nti ddala bongedde okuggumira mu by’okuyimba bwebalinnye ku stage omulundi ogusooka ku ssaawa 4 ez’ekiro nebayimba ennyimba zabwe 4 awatali kusirikamu, omuli  Abakyala,
Totuukiridde naawe, Byateredde ne Ndya Zange.

Abayimbi abalala ababawerekeddeko nabo basanyusizza abadigize, okubadde Sir Mathias Walukagga, Naaganaaga, Sewa Sewa n’abalala.

Wabula wakati ng’ekivvulu kigenda mu maaso, Nnamutikkwa w’enkuba afudembye.

Enkuba wetonyedde,  ng’abawagizi balindiridde oluyimba olubadde olw’ensonga “Obulungi bwo Nabutegeera”, olwo bulyomu nafuna weyeggama nga bwasobola n’okulengera obulungi stage, ng’endongo bwesindogoma.

Ku ssaawa mukaaga ez’ekiro Omugagga Ssende ne munnabuddu Sharif Lukenge bakomyewo ku stage nebaddamu buto okukuba endongo, ng’eno enkuba bwefudemba.

Oluyimba Obulungibwo nabutegeera oluwedde bweruti, awo abawagizi babwe nebatandika buli omu okunoonya eryamuleese, wakati mu kire ky’enkuba ebadde etonnya obutasalako.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda
  • Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School
  • Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi
  • Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo
  • Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist