• Latest
  • Trending
  • All
Abasiinze okufuna mu kuyimba tebakoma kukusanyusa kwokka wabula balina okuba nga basomesa abantu – Katikkiro Mayiga yebazizza omuyimbi Sofie Nantongo

Abasiinze okufuna mu kuyimba tebakoma kukusanyusa kwokka wabula balina okuba nga basomesa abantu – Katikkiro Mayiga yebazizza omuyimbi Sofie Nantongo

April 30, 2025

Uganda etuunze emmwanyi eziweza trillion 8.3 ku katale k’ensi yonna mu mwaka gw’ebyensimbi 2025/2026

July 13, 2026
Ensoke egoyezza abe Nakibanga mu Kalangala – esudde amayumba n’emiti

Ensoke egoyezza abe Nakibanga mu Kalangala – esudde amayumba n’emiti

July 13, 2026
Ministry ya Kampala eyimirizza ba kansala bonna abalina emisango mu kooti – obuteewola sente mu bank nga basingayo emisaala gya government

Ministry ya Kampala eyimirizza ba kansala bonna abalina emisango mu kooti – obuteewola sente mu bank nga basingayo emisaala gya government

July 13, 2026
Butambala yeyongedde amaanyi nekulembera ekibinja – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Butambala yeyongedde amaanyi nekulembera ekibinja – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

July 12, 2026
Eggaali y’omukka etomedde bus ebadde etwala abayizi ba Mwebaze High school okulambula – omusomesa afiiriddewo

Eggaali y’omukka etomedde bus ebadde etwala abayizi ba Mwebaze High school okulambula – omusomesa afiiriddewo

July 10, 2026
Auto Draft

Nnyiga *165*4*4# oweeyo kyonna kyosobola – Okuwagira omulimu gw’okuzimba ekifo ku Nkozi Hospital ewajjanjabirwa abagudde ku bubenje

July 10, 2026
Kaliisoliiso Dinner 2026 etongozeddwa ku ddwaliro e Nkozi – kaweefube wakwongera kusomesa bantu okulwanyisa obubenje bwoku nguuudo

Kaliisoliiso Dinner 2026 etongozeddwa ku ddwaliro e Nkozi – kaweefube wakwongera kusomesa bantu okulwanyisa obubenje bwoku nguuudo

July 9, 2026
Muwanga Kivumbi eyali omubaka wa Butambala ayiimbuddwa ku kakalu ka kooti – awerennemba na misango gya Butujju

Muwanga Kivumbi eyali omubaka wa Butambala ayiimbuddwa ku kakalu ka kooti – awerennemba na misango gya Butujju

July 9, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

July 8, 2026
Parliament ekkiriza ababaka ba NRM okubaga ebbago ly’etteeka erifuga Parliament – okukyusa ennonda y’akulira oludda oluvuganya government

KCCA FC ekaansizza omuwuwuttanyi Yunus Sibira – okuva mu Kitara FC

July 8, 2026
Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

Police ekakasizza abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu

July 8, 2026
President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

President Museveni aweerezza ba minister be okukiika embuga – okutema empenda ez’okukolera awamu ne Buganda mu by’enkulaakulana

July 8, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Entertainment

Abasiinze okufuna mu kuyimba tebakoma kukusanyusa kwokka wabula balina okuba nga basomesa abantu – Katikkiro Mayiga yebazizza omuyimbi Sofie Nantongo

by Namubiru Juliet
April 30, 2025
in Entertainment
0 0
0
Abasiinze okufuna mu kuyimba tebakoma kukusanyusa kwokka wabula balina okuba nga basomesa abantu – Katikkiro Mayiga yebazizza omuyimbi Sofie Nantongo
0
SHARES
171
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga awadde bannabitone ku mitendera egyenjawulo amagezi, bafuule ebitone byabwe Omulimu ogujjudde, mu kifo ky’Okulowooleza mu kucamula Obucamuzi abantu.

Abadde asisiinkanye Omuyimbi Sophie Nantongo eyeetegekera ekivulu kye nga 2 May,2025 ku Serena Hotel mu Kampala.

Katikkiro agambye nti Okuyimba kwava dda ku mutendera gw’Okusanyusa obusanyusa abantu ,nekudda ku kusomesa eggwanga ebiritwala mu maaso.

Katikkiro ajjukizza abantu ba Kabaka abakakaalukana mu ngeri ezenjawulo okufunaangayo obudde bewummuze ku birowoozo, bazze buggya Obwongo nga bafuna essanyu.

Minister w’Abavubuka Ebyemizannyo n’Ebitone Owek Robert Sserwanga Ssalongo, ategeezezza nti Obwakabaka bwongedde amaanyi mu kuwagira abayimbi ne Bannakatemba, kyokka naabasaba okwongera okukuuma empisa n’Obuntubulamu.

Sophie Nantongo yebazizza Obwakabaka olw’Okumanya Amaanyi ga Bannabitone , Okubalambika n’Okubawa Amagezi ku nkola y’Emirimu obutakowa ne yeeyama Obutaswaaza Buganda ne Uganda.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Uganda etuunze emmwanyi eziweza trillion 8.3 ku katale k’ensi yonna mu mwaka gw’ebyensimbi 2025/2026
  • Ensoke egoyezza abe Nakibanga mu Kalangala – esudde amayumba n’emiti
  • Ministry ya Kampala eyimirizza ba kansala bonna abalina emisango mu kooti – obuteewola sente mu bank nga basingayo emisaala gya government
  • Butambala yeyongedde amaanyi nekulembera ekibinja – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Eggaali y’omukka etomedde bus ebadde etwala abayizi ba Mwebaze High school okulambula – omusomesa afiiriddewo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist