• Latest
  • Trending
  • All
Abambuti mu Uganda battottodde okusoomozebwa kwebayitamu omuli abasajja ababbibwako eby’obugagga byabwe nga begula eri abakyala – bagenda kukuza olunaku lwabwe nga 25 October

Abambuti mu Uganda battottodde okusoomozebwa kwebayitamu omuli abasajja ababbibwako eby’obugagga byabwe nga begula eri abakyala – bagenda kukuza olunaku lwabwe nga 25 October

October 20, 2025
Government ya Uganda etongozza enteekateeka y’okutandika okukozesa  eddagala ekika kya Lenacapavir eriziyiza okukwatibwa siriimu – likubwa mu mpiso buli luvannyuma lwa myezi 6

Government ya Uganda etongozza enteekateeka y’okutandika okukozesa eddagala ekika kya Lenacapavir eriziyiza okukwatibwa siriimu – likubwa mu mpiso buli luvannyuma lwa myezi 6

April 17, 2026

Police ekutte abantu 8 e Kiboga – ebavunaana kwekobaana nebafumbiza omuwala atanetuuka

April 17, 2026
Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa

Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa

April 17, 2026
Buweekula erangiridde Andy Ssali ng’omutendesi omuggya – yetegekera kweddiza ekikopo ky’Empaka z’amasaza

Buweekula erangiridde Andy Ssali ng’omutendesi omuggya – yetegekera kweddiza ekikopo ky’Empaka z’amasaza

April 17, 2026
Ssaabaduumizi wa police ya Uganda Abbas Byakagaba akoze enkyukakyuka mu Police – abasirikale 433 bakyusiddwa

Ssaabaduumizi wa police ya Uganda Abbas Byakagaba akoze enkyukakyuka mu Police – abasirikale 433 bakyusiddwa

April 17, 2026

Abakwanaganya B’ennono za Buganda mu  Ankole ne Kigezi balayiziddwa – Katikkiro Mayiga abakubirizza okwetegekera emikisa gy’enkulaakulana eziggya era baziganyulwemu

April 16, 2026

Obwakabaka bwa Buganda bwebazizza taata wa Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu – olw’okukuza obulungi abaana

April 16, 2026
Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

April 16, 2026

Abakozi ku CBS basaze keeki okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka age 71

April 16, 2026
Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

NRM yewozezaako  by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

NRM yewozezaako by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

April 16, 2026
Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

April 16, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Nature

Abambuti mu Uganda battottodde okusoomozebwa kwebayitamu omuli abasajja ababbibwako eby’obugagga byabwe nga begula eri abakyala – bagenda kukuza olunaku lwabwe nga 25 October

by Namubiru Juliet
October 20, 2025
in Nature
0 0
0
Abambuti mu Uganda battottodde okusoomozebwa kwebayitamu omuli abasajja ababbibwako eby’obugagga byabwe nga begula eri abakyala – bagenda kukuza olunaku lwabwe nga 25 October
0
SHARES
126
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Abantu abampi ennyo mu kikula kyabwe abamanyiddwa nga bannakalanga oba Abambuti, batotodde okusomozebwa kwebayitamu mu ggwanga, omuli okusosolwa mu maka, okutulugunyizibwa mu by`omukwano, emirimu, ebyenjigiriza n’ebyobulamu, saako mu makubo gyebayita ng’abantu babawerekereza ebigambo n’okubatunuulira mu ngeri ebamalako emirembe.
Bbabadde ku Media Centre mu Kampala, gyebaleeteddwa minister omubeezi Minister omubeezi avunaanyizibwa ku bantu abaliko obulemu Hellen Asamo, nga betegekera okukuza Olunaku lw’ensi yonna olw’okwefumiitiriza ku kusoomozebwa abantu Abambuti kwebayitamu.
Olukwatibwa buli nga 25 October, era wano mu Uganda lugenda kukuzibwa ku Kampala school for the Physically Handcapped e Mengo mu Kampala.
Minister agambye nti olunaku lw’omwaka guno lugendereddemu okumanyisa abantu abalalala, nti n’abambuti balina obusobozi obwenjawulo, era nga balina okuweebwa emirimu, okutuusibwako obuweereza obwenjawulo  n’okusoosowazibwa mu nsonga ez’enjawulo.
Abasajja abambuti  bannyonyodde nti bwekituuka ku nsonga z`omukwano n’okufuna ababeezi babonabona nnyo,  kubanga abakyala abatali bambuti babasosola, ate bwebafunayo ababakkiriza nti babeera babagalako byabugagga bwabwe nga anabamu okubakkiriza basooka kubakozesa ndagaano nti ng’eby`obugagga bebabirinako obuyiinza.
Ate bbo abakyala Abambuti  bagamba nti ensonga z`omukwano zibasumbuwa nnyo, abasajja bangi babaagalira mu nkukutu, nti  naabalala babagala kubeeyambululiramu bizibu byabwe, abalala babafubyisa embuto nebabaddukako tebaddamu kubalabako.
Abakyala abambuti bagamba nti bwebafuna embuto nebagenda mu malwaliro  basosolebwa ebitagambika, saako abasajja ababasanga mu makubo nebabawerekereza ebigambo nti nga bababuuza ekibekaniikirisiza ku basajja.
Minister omubeezi avunaanyizibwa ku bantu abaliko obulemu Hellen Asamo ategeezezza nti azze afuna okwemulugunya ku bantu abaliko obulemu olw’okusosolebwa, era nti bweguli ne ku bambuti, abamutegeeza nti bakooye okuyisibwamu amaaso n`okusosolebwa.
Minister Hellen Asamo agamba nti yafaunako n’okwemulunya, nti abasawo mu malwaliro abantu bano abampi bwebagendayo babakuba eddagala ly’abaana abato  olwekikula kyabwe, ate abalala nebabakuba Over doze nga balowooza nti emibiri gyabwe girwawo okuwulira edaggala.
Hellen Asamo ayongerako nti ne ku masomero abantu banno basosolebwa, ate nga ne mu bifo ebimu batebasobola okufuna buweereza busaanidde, omuli ku masomero okuli entebe empanvu (Desks) zebatasobola kutuulako bulungi nga bawandiika, tebasobola kusoma biri ku mbaawo, ku notice board, nebintu ebirala ebisobola okukozesebwa abantu abawanvu.
Ebibalo by’ekitongole ekikola ku bibalo mu ggwanga ki Uganda National Bureau of Statistics ebya 2024, biraga nti Abambuti abali waggulu w’emyaka 18 bali emitwalo 194,271, nga kubano abakyala Bali 105,169, ate abasajja emitwalo 89,102.
Bisakiddwa: Musisi John
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ya Uganda etongozza enteekateeka y’okutandika okukozesa eddagala ekika kya Lenacapavir eriziyiza okukwatibwa siriimu – likubwa mu mpiso buli luvannyuma lwa myezi 6
  • Police ekutte abantu 8 e Kiboga – ebavunaana kwekobaana nebafumbiza omuwala atanetuuka
  • Okukuza olunaku lw’abaana mu Buganda olwa 2026 – Nnaabagereka akubirizza abazadde okusomesa abaana eddembe lyabwe balikozese mu ngeri ey’obuvunaanyizibwa
  • Buweekula erangiridde Andy Ssali ng’omutendesi omuggya – yetegekera kweddiza ekikopo ky’Empaka z’amasaza
  • Ssaabaduumizi wa police ya Uganda Abbas Byakagaba akoze enkyukakyuka mu Police – abasirikale 433 bakyusiddwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist