• Latest
  • Trending
  • All
Minister Kasolo alagidde police okukwata ba Money Lender abezza ebibanja by’abantu nti bakikola mu bukyamu

Minister Kasolo alagidde police okukwata ba Money Lender abezza ebibanja by’abantu nti bakikola mu bukyamu

September 5, 2024
Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

August 4, 2026
Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

August 4, 2026
Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

August 4, 2026

Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo

August 3, 2026

Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

August 3, 2026

Kooti esingisizza abantu 9 emisango gy’okutta Susan Magara

August 3, 2026

Kaliisoliiso wa government awakanyizza eky’okuyimbula abakozi ba parliament ku kakalu kaayo – bavunaanibwa emisango gy’obulyake n’obukenuzi

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Uganda ewangudde emidaali 3 mu Commonwealth Games 2026 e Glasgow Scotland

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Brig. Gen Asaph Mweteise Nyakikuru alondeddwa okukola ng’omuduumizi w’eggye erikuuma president erya SFC

August 3, 2026

Government ya Uganda eteekateeka kuzimba ssundiro ly’amasannyalaze e Ntinda

August 3, 2026
Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

August 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Minister Kasolo alagidde police okukwata ba Money Lender abezza ebibanja by’abantu nti bakikola mu bukyamu

by Namubiru Juliet
September 5, 2024
in Amawulire
0 0
0
Minister Kasolo alagidde police okukwata ba Money Lender abezza ebibanja by’abantu nti bakikola mu bukyamu
0
SHARES
120
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Minister omubeezi ow’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga avunaanyizibwa ku bibiina by’obwegassi Hajji Haruna Kyeyune Kasolo alagidde police ne ba RDC  okukwata abawozi b’ensimbi abamanyiddwa nga ba ‘ money lenders’ abatwala ebibanja by’abantu nti kubanga bakikola mu bumenyi bw’amateeka.

Minister abadde mu musomo gw’abakulembeze oguyindira ku ttendekero ly’amagye erya Oliver Tambo School of Leadership e Kaweweeta mu district ye Nakaseke.

Gyebamutegeerezza nti mu byalo bingi ba money lender bakyatwala ebintu by’abantu naddala ebibanja, nga bakozesa abantu endagaano ezitategeerekeka okubawa sente ezimanyiddwa nga ez’embaata ne kafuna.

Minister agambye nti government etaddewo enkola nnyingi ezituusa ku bantu ensimbi mu byalo okwekulaakanya naddala eya Parish Development Model, nga kiba kikyamu ba money lender okubuzaabuza abantu nebabatwalako ebintu byabwe.

Agambye nti licence za ba money lender bonna zagwako mu december 2023, nga n’olwekyo ebibiina by’obwegassi byebiteekeddwako essira, nti kubanga biwola abantu ensimbi ku magoba agasaaniddenga biyita mu kubasomesa n’okubakulaakulanya.

Omusomo guno gwategekeddwa Office ya Ssaabaminister okutendeka  abakulembeze b’ebitundu abasukka mu 400 baavudde mu district 5 okuli Mbarara district,  Mbarara city, Kalungu, Gomba ne Nakasongola.

Mulimu ba RDC ba ssentebe ba zi district, ba kkansala,  abakulembeze b’abavubuka,  ab’abaliko obulemu n’abakyala.

Omusomo guno gugenda kumala ennaku 11 gubumbujjira ku ttendekero ly’amagye erya Oliver Tambo School of Leadership e Kaweweeta mu district ye Nakaseke, nga babangulibwa  mu mpeereza esaanidde eri abatuuze bebakulembera saako okubawa obukugu mu byenfuna n’ebyokwerinda byabwe.

Babayigiriza enkozesa y’emmundu era babaleetera abakulu okuva mu bitongole bya government babasomesa ebintu ebyenjawulo omuli obulimi, ebikwata ku nsimbi n’enteekateeka endala nnyingi.#

Bisakiddwa: Nsubuga Muzafaru

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda
  • Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School
  • Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi
  • Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo
  • Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist