• Latest
  • Trending
  • All
Embeera y’obudde ennungi buvunaanyizibwa bwa buli muntu – omulamwa gwa Good Times Infants School Kawaala ng’ejaguza emyaka 32

Embeera y’obudde ennungi buvunaanyizibwa bwa buli muntu – omulamwa gwa Good Times Infants School Kawaala ng’ejaguza emyaka 32

August 19, 2024
Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda

August 4, 2026
Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School

August 4, 2026
Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi

August 4, 2026

Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo

August 3, 2026

Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

August 3, 2026

Kooti esingisizza abantu 9 emisango gy’okutta Susan Magara

August 3, 2026

Kaliisoliiso wa government awakanyizza eky’okuyimbula abakozi ba parliament ku kakalu kaayo – bavunaanibwa emisango gy’obulyake n’obukenuzi

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Uganda ewangudde emidaali 3 mu Commonwealth Games 2026 e Glasgow Scotland

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

August 3, 2026
PFF ewandiikidde Ssaabalamuzi w’eggwanga ku nsonga za Dr.Kiiza Besigye

Brig. Gen Asaph Mweteise Nyakikuru alondeddwa okukola ng’omuduumizi w’eggye erikuuma president erya SFC

August 3, 2026

Government ya Uganda eteekateeka kuzimba ssundiro ly’amasannyalaze e Ntinda

August 3, 2026
Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

Kyaggwe ne Butambala zongedde okwenywereza ku ntikko y’ebibinja mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026 –

August 3, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Embeera y’obudde ennungi buvunaanyizibwa bwa buli muntu – omulamwa gwa Good Times Infants School Kawaala ng’ejaguza emyaka 32

by Namubiru Juliet
August 19, 2024
in Amawulire
0 0
0
Embeera y’obudde ennungi buvunaanyizibwa bwa buli muntu – omulamwa gwa Good Times Infants School Kawaala ng’ejaguza emyaka 32
0
SHARES
199
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Kkaminsona w’ebyenjigiriza ow’amasomero g’obwannyini mu ministry y’ebyenjigiriza, Milly Mutende atenderezza omulimu ogukolebwa ab’essomero lya Good Times Infant School e Kawaala mu Lubaga, ogw’okusiga mu baana  empisa ey’okukuuma obutonde bw’ensi.

Obubaka abutisse Principal Education Officer Private Schools mu ministry y’ebyenjigiriza  Harriet Ssenkaali, mu kuggalawo ekivvulu ky’empaka z’ennyimba, Amazina ne Katemba ku ssomero e Kawaala, ekitambulidde ku Mulamwa ogugamba nti Embeera y’obudde ennungi buvunaanyizibwa bwa buli muntu.

Agambye nti kirungi nnyo abaana okussibwamu empisa y’okukuuma obutonde bwensi olwo bakule nga bategedde bulungi omugaso gwabwo.

Akuutidde abazadde nabo okwegatta ku masomero batwale mu maaso omulamwa gw’okukuuma obutonde bw’ensi n’ebyo abaana byebayize ku masomero babikuze nga babalambika.

Mu ngeri yeemu, asabye abazadde okulambika abaana baabwe ku byebateekwa okulaba ku TV ne ku mikutu emigatta bantu,  kubanga mingi gissibwako eby’esittaza abaana byebatateekeddwa kulaba  nebiboonoona obwonga n’okuseeguka.

Omwami w’essaza Kyaddondo Kaggo Ssaalongo Hajji Ahmed Magandaazi Matovu, mu bubaka bwatisse akulira ekitongole ky’ebyenjigiriza mu Kyaddondo Asadu Kirabira yeebazizza omumyuka we asooka era omutandisi w’essomero lino Omwami Bakulumpagi Ronald olw’okukyusa omutindo gw’ebyenjigiriza mu kitundu n’okutambulira ku miramwa nga Ssaabasajja bwalagira naddala ogukwata ku buttonde bw’ensi ne Bulungi bwansi.

Omukulu w’essomero lino Omwami Ronald Bakulumpagi agambye nti baluubirira  okuzuula n’okutumbula ebitone eby’enjawulo mu bayizi bibayambe okutambuza obulamu gyebujja nga bagatta ku by’enjigiriza byebafunye.

Mu kivvulu kino essomero lino Good Times Infants School Kawaala kwerijagulizza n’okuweza emyaka 32 mu nsiike y’ebyenjigiriza nga lisomesa n’okugunjula abaana ba Uganda.

Okuvuganya kubaddemu emitendera esatu okuli Nursery, Lower Primary ne Upper Primary.

Gyebiggweredde nga mu Nursery, Middle West y’ewangudde, mu Lower Primary P.2 yeewangudde olwo mu Upper Primary P.6 nemegga.

Abawanguzi buli omu afunye ekikopo ne Sseddume w’ente ezijjiddwa mu ffaamu y’essomero.

Bisakiddwa: Kamulegeya Achileo

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ereese enteekateeka y’okuteeka ennamba ku buli nnyumba – ewomeddwamu omutwe ekitongole kya Posta Uganda
  • Nnaabagereka Naginda atongozza ekisaakaate 2027 – kyakutegekebwa Gayaza Junior School
  • Abantu 14 bafiiridde mu kabenje akagudde mu Lwera – Sinotruck esaabadde Taxi
  • Police ekutte ba ddereeva ba bus 51 abagambibwa okuvuga ebidduka nga tebalina bisaanyizo
  • Kampuni ya CICCO ekola oluguudo olwa Kira-Kasangati-Matugga – eweereddwa nsalesale wa July 2027 nga luwedde

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist