• Latest
  • Trending
  • All
Bungereza ekomezaawo ebintu by’obuwangwa 39 byeyali yatwala emyaka egisoba mu 120 –  mulimu n’abalongo

Bungereza ekomezaawo ebintu by’obuwangwa 39 byeyali yatwala emyaka egisoba mu 120 – mulimu n’abalongo

June 8, 2024
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde e Wantoni – abalala 9 bali mu mbeera mbi

May 21, 2025
Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

May 20, 2025
Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

May 20, 2025
Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

May 20, 2025
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

May 20, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

May 20, 2025
Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

May 20, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Bungereza ekomezaawo ebintu by’obuwangwa 39 byeyali yatwala emyaka egisoba mu 120 – mulimu n’abalongo

by Namubiru Juliet
June 8, 2024
in Amawulire
0 0
0
Bungereza ekomezaawo ebintu by’obuwangwa 39 byeyali yatwala emyaka egisoba mu 120 –  mulimu n’abalongo
0
SHARES
541
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Uganda eddiziddwa ebintu byayo eby’obuwangwa ebyenjawulo ebyali byatwalibwa mubiseera by’abafuzi  b’amatwale wakati w’amyaka 1890 – 1920.

Bituusiddwa ku kisaawe ky’ennyonyi e Ntebe nga 8 June, 2024.

Minister omubeezi ow’ebyobulambuzi mu Uganda Martin Mugara  ne commissioner w’ekkaddiyizo lya Uganda erya Uganda Museum Nyiracyiza Jackline Besigye beebakwasiddwa ebintu bino.

Ab’ekitongole ekikola ku ntambula z’ennyonyi ekya Civil Aviation Authority(CAA) bebabibakwasizza, era ng’akulra ekitongole kino Fred Bamwesigye abaddewo ng’omugugu gw’ebintu bino gutuusibwa, gujjidde ku nnyonyi ya Qatar Airways.

Ebintu bino bikulungudde emyaka egisoba 120 nga bikuumibwa mu kkaddiyizo lya Cambridge University Museum of Archaeology and Anthropology e Bungereza.

Okusinziira ku Commissioner w’ekkadiyizo lya Uganda erya Uganda Museum, Nyiracyiza Jackline Besigye ebintu bino ebyomuwendo ebiwerera ddala 39, nga byali  byatwalibwaabafuzi b’amatwale, abaserikale, abantu abaali bakola kukunoonyereza okwenjawulo, saako n’abaminsani.

Mu bikomeziddwawo mulimu engoma, ekitambala ky’okumutwe ekyakolebwa okuva mu nviiri z’omuntu, nga kino kyali ky’aba Lango, ebyanzi okuva mu Ankole, saako Lubaale omuwange owa Buganda saako N’abalongo abasibe 5, nga bano bakukwasibwa obwa  Kabaka bwa Buganda baddizibwe mu Masiro e Wamala, ng’enteekateeka ziwedde bulungi – Ebirala ebyakomezeddwawo byakutekebwa mu kkaddiyiro lya Uganda museum.

Besigye ategezeza nti guno sigwemulundi ogusoose, nga ekkaddiyizo lya Bungereza likomyawo ebintu nga bino.

Mu mwaka gwa 1962 ku meefuga ga Uganda agaasookera ddala, Abangereza era abaali abafuzi b’amatwale ga Uganda baakomyawo ebyambalo eby’omuwendo ebya Kibuuka Omumbaale era nga bino byatekebwa mu kkaddiyiro lya Uganda Museum.

Nga 12 June, 2024, ebintu bino ebyakomezeddwawo lwebigenda okukwasibwa Ministry y’ebyobulambuzi mu butongole, ng’omukolo gwakubeera ku kkadiyizo lya Uganda Museum saawa Mukaaga ezomutuntu.#

Bisakiddwa: Diana Kibuuka

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde e Wantoni – abalala 9 bali mu mbeera mbi
  • Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima
  • Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga
  • Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -