• Latest
  • Trending
  • All
Ssentebe wa Kampala Land Board David Balondemu asindikiddwa ku alimanda e Luzira

Ssentebe wa Kampala Land Board David Balondemu asindikiddwa ku alimanda e Luzira

October 20, 2023
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

May 15, 2025
Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

Emmamba Namakaka ewanduse mu mpaka z’omupiira gw’ebika 2025 – Omutima Omusagi guwangudde

May 15, 2025
UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

UEDCL erangiridde ebituukiddwako mu nnaku 41 ezisoose ng’eweereza bannauganda okuva ku UMEME

May 15, 2025
America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

America edduukiridde Uganda n’ebikozesebwa mu by’obujjanjabi bw’obulwadde bw’Akafuba

May 15, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

NIRA efulumizza ebirina okugobererwa abagenda okuzza obuggya endagamuntu

May 14, 2025
Parliament etandise okwekenneenya ennoongosereza mu tteeka erikwata ku ggye ly’eggwanga

Obukiiko bwa parliament butandise okwekenneenya ennoongosereza ku ttaaka erifuga amagye – ensonga ya kkooti y’amagye etabudde abakaka

May 14, 2025
Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

Buddo SS yetisse empaka z’amasomero eza – USSSA

May 14, 2025
Abakozi ba CBS  bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

Abakozi ba CBS bakyalidde Nnaalinnya Dorothy Nassolo ku lunaku lw’amazaalibwage

May 14, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Ssentebe wa Kampala Land Board David Balondemu asindikiddwa ku alimanda e Luzira

by Namubiru Juliet
October 20, 2023
in Amawulire
0 0
0
Ssentebe wa Kampala Land Board David Balondemu asindikiddwa ku alimanda e Luzira
0
SHARES
209
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ssentebe wa Kampala Land Board munnamateeka David Balondemu asimbiddwa mu kooti ya Kampala Capital City Authority Hall Court, n’aggulwako emisango egy’okweyita kyatali, n’adyekadyeka musigansimbi omu korea namunyagako ensimbi ezibalirirwamu obuwumbi bwa shs 2.2 ng’amusuubizza okumuguza Zzaabu (gold).

Balondemu asindikiddwa ku alimanda e Luzira gy’anaava okudda mu kooti yewozeeko.

Balondemu avunaanibwa ne munnamateeka Eric  Geoffrey Mkwe akyekukumye.

Kati Balondemu yegasse mu bantu abalala ababiri abaakwatibwa akakiiko ka Anti corruption Unit gyebuvuddeko okuli Mugisha James ne Maviri Godfrey ku nsonga ze zimu, era omulamuzi wa kooti ya KCCA yabasindika mu komera e Luzira okutuuka nga 25 October, lwebanadda mu kooti okwenyonyolako.

Kigambibwa nti munnansi wa  Korea nga ye  Hyun Uk Kim, nti  David Balondemu gweyasuubiza okuwa zaabu(Gold) era namuggyako emitwalo 600,000 eza Dollar za America, bwebuwumbi nga bubiri n’obukadde 200 eza shs za Uganda, nti kyokka zaabu gweyali amugambye ate naatamumuwa.

Okusinziira ku kakiiko k’amaka ga president aka Anti Corruption Unit akaamukutte, Balonddemu ne banne baalimba  Hyun Uk Kim nga bwebali bagenda okumuguza zaabu kilo 53, nga bino byaliwo wakati w’omwezi gwa March ne November 2021 ku office za Balondemu and company Advocates.

Omu Korea yakanya kulinda David Balondemu ne banne okumuwa Gold we nga tebalabikako, kwekusalawo okwekubira enduulu eri ebitongole ebikwatibwako omuli n’akakiiko ka State House Anti Corruption Unit akakutte Balondemu.

 

Balondemu bw’abadde aleeteddwa mu maaso g’omulamuzi Edgar Karakire abyegaanye nti bamusibako matu ga mbuzi, era bannamateeka be okuli Evans Ochieng ne Mukasa Mbidde omuntu wabwe ayimbulwe ku kakalu ka kooti.

Abadde aleese abamweyimirira okuli Dr  Richard Lukandwa owa Medical Hub, Richard Collins Kiberu managing Director wa C and C Investiments ne Goldmark Property Limited, saako mukyala we Slyvia Bahizi omukozi mu Uganda Registration Services Bureau -URSB.

Wabula omuwaabi wa government Mercy Yamangusho Khaidarah agambye nti Balondemu singa ayimbulwa ayinza okudduka n’ataddamu kulabikako, saako okutaataaganya okunoonyereza okukyagenda mu maaso.

Omulamuzi asazeewo okusindika Balondemu ku alimanda okutuusa nga 06 November,2023 lwanaasalawo oba ng’ayimbulwa ku kakalu ka kooti.#

 

 

 

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala
  • Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya
  • People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga
  • Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce
  • Parliament ya Uganda eyisizza embalirira y’omwaka 2025/2026 – ya shs trillion  72.375

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -