• Latest
  • Trending
  • All
Government efulumizza ensimbi trillion 9 mu kitundu ky’omwaka ekyokubiri – ezisinga zaakusasula misaala gy’abakozi

Government efulumizza ensimbi trillion 9 mu kitundu ky’omwaka ekyokubiri – ezisinga zaakusasula misaala gy’abakozi

October 6, 2023
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government

May 19, 2025
Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

May 19, 2025
Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

Ebbeeyi ya shilling nga bweyimiridde mu katale k’ensimbi

May 19, 2025
Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

Uganda Airlines mu butongole etandise eηηendo zaayo okuva ku kisaawe Entebbe okwolekwra London ekya Bungereza

May 19, 2025
Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

Engabi Ensamba eyongedde okulaga amaanyi mu mipiira gy’Ebika by’Abaganda 2025

May 18, 2025
Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

Okwefumiitiriza ku bulwadde bwa puleesa – Obwakabaka busazeewo okusomesa abantu okubwewala

May 17, 2025
Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

Ttabamiruka w’abakyala mu Buganda akomekkerezeddwa – Nnaabagereka abakubirizza okwettanira Technology omuggya

May 16, 2025
People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

People’s Front for Freedom (PFF) ekubiddwa mu kyapa ky’eggwanga

May 16, 2025

Kooti ensukkulumu egobye omusango gw’okujulira ku by’okutunda National Bank of Commerce

May 16, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Government efulumizza ensimbi trillion 9 mu kitundu ky’omwaka ekyokubiri – ezisinga zaakusasula misaala gy’abakozi

by Namubiru Juliet
October 6, 2023
in Amawulire
0 0
0
Government efulumizza ensimbi trillion 9 mu kitundu ky’omwaka ekyokubiri – ezisinga zaakusasula misaala gy’abakozi
0
SHARES
160
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Government okuyita mu ministry y’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga eweerezza  ensimbi trillion 9 n’obuwumbi 195 eri ebitongole byayo, okutambuza emirimu mu ttunduttundu eryokubiri ery’omwaka gw’ebyensimbi 2023/2024.

Ku trillion 9 ezifulumiziddwa, trillion 1 n’obuwumbi 824 zigenda kusasula misaala gy’abakozi ba government egy’ekitundu ky’omwaka ekyatandise mu October 2023 okutuuka mu January  2024.

Obuwumbi 434 ziwerezeddwa mu bitongole by’ebyokwerinda okuli amaggye, Police ne ISO;   amaggye gatutteko obuwumbi 217, Police efunyeeko obuwumbi 78, ekitongole ky’amakomera kifunyeeko obuwumbi 91 songa ISO ne ESO bifunye obuwumbi 46.

Parliament ewereddwa obuwumbi 212, akakiiko kebyobukulonda obuwumbi 97, ate essiga eddamuzi liweereddwa obuwumbi 60.

Obuwumbi 289 zigenda kusasula akasiimo kaabakozi okuli pension ne Gratuity,  songa obuwumbi 221 ziweereddwa ministry y’ebyenjigiriza n’emizannyo nga kuliko obuwumbi 84 ezokugula ebikozesebwa mu masomero ebiyambako abayizi okusoma.

UNEB egenda kufuna obuwumbi 23 ezokuteekateeka ebigezo byakamalirizo eby’omwaka guno 2023, so nga obuwumbi 108 ziwereddwa University za government.

Ramathan Goobi omuteesiteesi omukulu mu ministry y’ebyensimbi era avunaanyizibwa ku ggwanika ly’eggwanga agambye nti obuwumbi 240 ziweereddwa ekitongole ky’eggwanga ekigula n’okutambuza eddagala mu malwaliro ga government ki National medical stores.

Ekitongole ky’eggwanga eky’ebibalo, kifunye obuwumbi 158 okuteekateeka okubala abantu omwaka oguggya 2024, so nga obuwumbi 156 ziweereddwa ekitongole kya Road fund ziweerezebwe mu  government ez’ebitundu okulima enguudo.

Obuwumbi 57 ziweereddwa ebitongole okuli NAADS , UCDA ne NARO okugula ensigo okuteekateeka okusiga.

Obuwumbi 21 ziweereddwa ekitongole ky’eggwanga eky’ennyonyi so nga obuwumbi 15 ziweereddwa akakiiko k’eggwanga ekebyemizannyo ka National council of sports ziweebwe federation z’ebyemizannyo.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35
  • Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo
  • Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye
  • PFF etabukidde ab’oludda oluvuganya government
  • Abakungu ba FUFA 3 balondeddwa ku mirimu gy’ekibiina kya CAF

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -