• Latest
  • Trending
  • All
Ssendegeya ne Lukenge batongozza Ndyazange – Dr.Besigye telumulese waka

Ssendegeya ne Lukenge batongozza Ndyazange – Dr.Besigye telumulese waka

September 17, 2023
Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda

Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda

May 21, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde e Wantoni – abalala 9 bali mu mbeera mbi

May 21, 2025
Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo

May 20, 2025
Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima

May 20, 2025
Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

May 20, 2025
Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

Ababaka b’oludda oluvuganya government baddukidde mu kooti – bawakanya etteeka ly’amagye eryanjuddwa mu parliament

May 20, 2025
Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

Masaza Cup 2025 – Mawogola eronze Asaph Mwebaze ng’omutendesi omuggya

May 20, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Ab’emmundu banyaguludde mobile money e Kasenge

May 20, 2025
Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

Kyabazinga Gabula Nadiope IV atikiddwa masters degree eyokubiri okuva mu Yale University

May 20, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Police etaddewo pikipiki ezigenda okuwerekera abalamazi abagenda e Namugongo

May 19, 2025
Eyali omujaasi wa UPDF asingisiddwa ogw’okutta Joan Kagezi – asaliddwa emyaka 35

Ab’oludda oluvuganya balambise ensonga zebagenda okugoberera okulemesa okuyisa etteeka ly’amagye

May 19, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Entertainment

Ssendegeya ne Lukenge batongozza Ndyazange – Dr.Besigye telumulese waka

by Namubiru Juliet
September 17, 2023
in Entertainment
0 0
0
Ssendegeya ne Lukenge batongozza Ndyazange – Dr.Besigye telumulese waka
0
SHARES
270
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abaweereza ku Radio Cbs  nga bannamawulire era bannabitone Ssendegeya Muhammad Byayi ne Muna Buddu Lukenge Sharif batongozezza Video yabwe esoose gyebatuumye NDYAZANGE.

Omukolo gubadde ku Kenlon hotel e Mengo.

Oluyimba luno olwa Ndyazange luwa essuubi eri abantu abalala naddala abavubuka okwekkiririzaamu, okutwala mu maaso ebirooto byabwe wakati mu kusoomozebwa,bwebabituukako era tebasaanye kweryazaamanya bafuneyo akadde okwesiima n’okulya ku nsimbi zabwe.

Dr.Besigye mu kutongoza Ndyazange olwa Ssendegeya ne Lukenge

Rtd Col Dr Kizza Besigye era eyaliko president wa FDC yoomu ku yetabye ku Kivulu kino .

Dr  Kizza Besigye ajjukizza  banabitone okufaayo okiyiiya ebintu ebibakulakulanya ng’abantu ate nga bikulakulanya n’eggwanga.

Besigye era asabye bana Uganda okulwanirira okuleetawo enkyukakyuka  mu ggwanga.

Mayor wa Lubaga municipality Mbeeraze n’omumyuka we nga banyumirwa Ndyazange
Hellen Namugga Omubaka we Mawogola

Hellen Namugga Omubaka Omukyala owa District ye ssembabule alabudde abayimbi okukomya okufulumya ennyimba ezivoola wabula bettanire ezo ezisomesa banna Uganda.

Hon Katushabe Ruth mu kutongoza Ndyazange

Omuwabuzi w’omukulembeeze we ggwanga ku Nsonga zeby’obufuzi  Katushabe Ruth  asinzidde mu Kivulu kino nategezeza nti Gavumenti yakwongera okuwagira abavubuka abalina ebitone okulwanyisa ebbula ly’emirimu.

Shamim Malende omubaka omukyala owa Kampala mu kutongoza Ndyazange

Omubaka Omukyala owa Kampala Shamim Malende ategezeza nti Uganda bwebera ya kugenda mumaaso abavubuka basaanye okubeera ku mwanjo mu buli nsonga.

Muyiga Faisal  Kisiki  okuva mu  Faiz Construction and Real estate Developers abayimbi bano abawadde ekyapa kya poloti y’ettaka batandikireko okwekulaakulanya.

Teddy Nambooze omubaka omukyala owa district ye Mpigi ku mukolo gw’okutongoza Ndyazange

Omubaka Omukyala owa District ye Mpigi Teddy Nambooze yeyanzizannyo Ssabasajja olwokusiima natandikawo Cbs eyambye abavubuka okukola n’okuyiiya.

Kulwa Cbs Hajji Abu Kawenja  asabye Lukenge Sharif ne Ssendegeya Muhammad okwongera okuweesa Radio Cbs ekitiibwa mu byonna byebakola.

Hajji Abbu Kawenja n’omuyimbi Mathias Walukagga mayor we Kyengera

Abakozi ba CBS nga bakulembeddwamu akola ku nsonga z’abakozi Joan Nabagesera , saako n’abakozi ba BBS Terefayina babaddewo mu bungi okuwagira bakozi bannabwe.

Lukenge Sharif ne Ssendegeya Muhammad Wakati m Sannyu  babezizza nnyo bakama baabwe ababatwala ku Cbs olwokubawa omukisa okuweereza ekibayambye okuzuula ekitone kyabwe.

Omukolo guno gwetabidwaako bana byabufuzi, banamuwulire , abasuubuzi n’abantu abalala bangi ababaddewo okubawagira.

Bisakiddwa: Ssebuliba Julius

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Enkalu zeyongedde mu musango oguvunaanibwa Dr.Kiiza Besigye ne Obed Kamulegeya – baziddwayo ku alimanda
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde e Wantoni – abalala 9 bali mu mbeera mbi
  • Parliament eyisizza ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erirambika emirimu gy’amagye g’eggwanga aga UPDF erya 2025- ab’oludda oluvuganya tebabaddeewo
  • Ssaabasajja Kabaka asiimye ow’emyaka 5 eyamuweereza obubaka bw’amazaalibwa ge ag’emyaka 70 – amuweerezza ebbaluwa emusiima
  • Buganda Bumu North American Convention 2025 – Katikkiro Mayiga wakubalambika ebifa embuga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist

- Select Visibility -