
Omusumba w’ekkanisa ya Lubaga Miracle Center Robert kayanja asabye bannabyabufuzi okukomya eby’obufuzi eby’esigamye ku buvuyo kubanga Uganda egenda kubeerawo wadde akalulu kawedde. Ono asinzidde mu kusabira eggwanga olwa leero nga yeesigama ku mivuyo egyali mu kamyufu ka NRM.