Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye naweereza abantube Obubaka bwÁmazuukira ga Yezu Kristu, naalagira abantube bakuume Obwesigwa nÓbutabeera ba Nkwe ezireetebwa ebyenfuna.
Omutanda alagidde abantube okwongera amaanyi mu kulwanyisa Okusasaana kwa Siriimu.