• Latest
  • Trending
  • All
Prof. Suruma awabudde government okukozesa ezimu ku nsimbi eziva mu mafuta okusitula embeera z’abakadde

Prof. Suruma awabudde government okukozesa ezimu ku nsimbi eziva mu mafuta okusitula embeera z’abakadde

December 11, 2024

NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo

August 18, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Business

Prof. Suruma awabudde government okukozesa ezimu ku nsimbi eziva mu mafuta okusitula embeera z’abakadde

by Namubiru Juliet
December 11, 2024
in Business
0 0
0
Prof. Suruma awabudde government okukozesa ezimu ku nsimbi eziva mu mafuta okusitula embeera z’abakadde
0
SHARES
68
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Eyali Ssenkulu wa Ssettendekero wa Makerere professor Ezra Suruma asabye government ya Uganda  okukozesa ezimu ku nsimbi z’egenda okuggya mu kusima amafuta okutumbula embeera z’abakadde.
Bino aby’ogeredde ku Lugogo UMA Show grounds mu musomo ogutegekeddwa Ministry y’ekikula Ky’abantu wamu  n’ekitoongole ki Initiative For Social and Economic Rights  ekirwanirira eddembe ly’ebyenfuna ery’abantu abatalina mwasirizi wabula nga essira ku mulundi guno baalitadde ku bakadde.
Ebyava mu kubala abantu byalaga nti ababakadde Bali obukadde 2.3 by’ebitundu  5% ku bungi bw’abantu abali mu ggwanga, wabula nga ebitundu 48% ku bakadde bano baavu luunkupe abatasobola nakwetusaako byetaago bitandikirwako gamba nga Ssabbuuni, Ssukaali, omunnyo amafuta n’ebirala ekintu ekiswaza ennyo eggwanga lino.
Suruma ategeezezza nti amawanga nga Noway nga kw’otadde n’agamu ku masaza ga America gamba nga Alaska gaateekawo ekittavvu mwebasiga ebitundu 20% ku nsimbi eziva mu mafuta g’eggwanga, era nga amagoba agava mu nsimbi zino government g’ezikozesa okutumbula embeera za bakadde bwatyo nategeeza nti ne mu Uganda kisobokera ddala.
Ssenkulu w’ekitongole ki Initiative for Social and Economic Rights (ISER) Angella Kasule Nabwowe ategeezezza nti abakadde okufuna ensimbi z’abwe balina okubeera n’endagamuntu wabula ekikwasa ennaku ate endaga muntu ezo zibafuukidde omuziziko mu kufuna ensimbi z’abwe olw’ensobi ezaakolebwa abakozi b’ekitoongole kya NIRA.
Nabwowe agambye nti bali mu nteeseganya n’abakulu mu kitongole kya NIRA okulaba nga batereeza ensobi ezakolebwa mu kuwandiisa abakadde bano.
Akulira abakadde mu district ya Kayunga Ssenkungu Livingstone akkukkulumidde nnyo governmrnt n’abantu abatwala ensonga z’abakadde mu ngeri yekisaazi.
Bisakiddwa: Ssekajjijja Augustus
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • NCHE etandise okukola ennoongosereza mu bisomesebwa ku University – amasomo agamu gakuggyibwawo
  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist