• Latest
  • Trending
  • All
President Museveni ayisizza ebiragiro ebiggya ku bantu abatankanibwa obutuuze bwabwe – okuva mu mwaka gwa 1962

President Museveni ayisizza ebiragiro ebiggya ku bantu abatankanibwa obutuuze bwabwe – okuva mu mwaka gwa 1962

July 8, 2025
President Museveni atadde omukono ku mateeka 3 – gakuluηamya emiwendo gy’ebizimbe n’ettaka

Cabinent yaba minister empya efulumye

May 26, 2026
Ssaabasajja Kabaka aweerezza abantu be obubaka bw’Amazuukira ga Yesu – asabye abakwatibwako okussa ebikozesebwa mu malwaliro

Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Eid Adhuha 2026 mu bujjuvu – alabudde ku mululu n’obutassa kitiibwa mu ndowooza z’abantu

May 26, 2026
Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

May 26, 2026
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

May 26, 2026
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

May 26, 2026
Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

May 24, 2026
Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

May 24, 2026
Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

May 24, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

May 23, 2026
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

May 23, 2026
Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

May 23, 2026
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

May 22, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

President Museveni ayisizza ebiragiro ebiggya ku bantu abatankanibwa obutuuze bwabwe – okuva mu mwaka gwa 1962

by Namubiru Juliet
July 8, 2025
in Opinions
0 0
0
President Museveni ayisizza ebiragiro ebiggya ku bantu abatankanibwa obutuuze bwabwe – okuva mu mwaka gwa 1962
0
SHARES
155
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa ayisizza ebiragiro ebippya eri ebitongole ebikwatibwako okukakasa obutuuze bw’abantu abali mu Uganda, n’okuweebwa ebiwandiiko ebitongole okuli endagamuntu ne Passport.
President alagidde nti abakadde b’ekitundu balina enkizo mu kusalawo abantu abatuufu abalina okufuna obutuuze bw’eggwanga, kubanga bamanyi bulungi abantu abo okusinga okwesigama ku bitongole bya government ebisinziira e Kampala, byagambye nti byebisinga okuvaako obuvuyo.
Mu  kulambika okuggya president kwayisizza mu kiwandiiko kyatadde ku kibanja kye ekya X ekyali kimanyiddwa nga Twiiter, akirambise nti okukakasa n’okwekeneenya obutuuze bw’abantu kulina kusalibwawo ku mutendera gwa government ez’ebitundu so ssi Kampala nga bwekibadde.
Okuyisa ebiragiro bino  president abadde  ayanukula ensonga zabanyarwanda abali mu ggwanga, abagambibwa nti ebitongole by’eggwanga ebikwatibwako ensonga z’obutuuze,  abantu abayingira saako okufuluma eggwanga, byagaana okubawandiisa n’okubawa Passport.
Alagidde nti enteekateeka egenda mu maaso ey’okuzza obuggya endaga muntu z’eggwanga,  okwekeneenya n’okusalawo obutuufu bw’obutuuze bw’abantu kulolebwe akakiiko k’ekyalo okuli ssentebe w’ekyalo, ow’omuluka, memba wa ISO saako nomuntu omukulu ku kyalo ekyo.
Mu biragiro ebippya bino, President Museveni agambye nti singa wabaawo omuntu amiddwa omukisa ogwokuweebwa endaga muntu olwokutankanibwa kw’obutuuze bwe, nti ku  district wabeewo akakiiko ka district Verification committee.
Akakiiko Kano Museveni agambye nti kakulemberwanga omubaka wa president nga kaliko ba memba abalala okuli ssentebe wa district , kansala w’ekitundu omuntu  Alina okwemulugunya gyaava, saako mbega wa government omukulu mu district DISO
Bannansi abaaliwo mu Uganda 1962, Museveni alagidde ensimbi zebabadde basasula okufuna ebiwandiiko ebiboogerako ziveewo,  so nga abo abaajja mu Uganda oluvanyuma lw’omwaka 1962 , alagidde basigale nga basasula ebisale byokufuna ebiwandiiko by’obutuuze
Ng’ennaku z’omwezi 23 June,2025, President Museveni agambye nti yaasisinkana Abanyarwanda, Abavandimwe,  ebitongole byonna ebikwatibwako ensonga z’obutuuze n’abantu abayingira n’okufulama  eggwanga, saako ba minister abatwala ebitongole ebyo nebakaanya ku nsonga zino.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Cabinent yaba minister empya efulumye
  • Obubaka bwa Ssaabasajja Kabaka obwa Eid Adhuha 2026 mu bujjuvu – alabudde ku mululu n’obutassa kitiibwa mu ndowooza z’abantu
  • Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa
  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist