• Latest
  • Trending
  • All

President Museven agambye nti UCDA kye kimu ku bitongole ebibadde binyunyuunta government era kirina okuvaawo

October 28, 2024
Fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2026 za ku Lwamukaaga nga 06 May,2026 mu kisaawe e Wankulukuku

Fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2026 za ku Lwamukaaga nga 06 May,2026 mu kisaawe e Wankulukuku

June 4, 2026
Omutaka Buyondo Ceaser Miti  ye w’akasolya k’ekika ky’Akasimba omuggya

Omutaka Buyondo Ceaser Miti ye w’akasolya k’ekika ky’Akasimba omuggya

June 4, 2026
Eyali omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi alondeddwa okusikira Yusuf Nsibambi – ku kifo ky’omumyuka wa President wa FDC atwala ekitundu kya Buganda

Eyali omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi alondeddwa okusikira Yusuf Nsibambi – ku kifo ky’omumyuka wa President wa FDC atwala ekitundu kya Buganda

June 4, 2026
Ebitambiro bya missa 5 byebitegekeddwa okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo – Ssaabasumba Kasujja asabye bannauganda okwenyigira mu kulwanyisa enguzi mu buli kitongole ekiri mu Uganda

Ebitambiro bya missa 5 byebitegekeddwa okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo – Ssaabasumba Kasujja asabye bannauganda okwenyigira mu kulwanyisa enguzi mu buli kitongole ekiri mu Uganda

June 3, 2026
Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo olwa 2026 – okulwanyisa enguzi mu ggwanga n’okuwuliziganya  bissiddwako essira

Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo olwa 2026 – okulwanyisa enguzi mu ggwanga n’okuwuliziganya bissiddwako essira

June 3, 2026
Nga 03 June,2026 olunaku lw’abajulizi ba Uganda – abaasimba emirandira gy’okukkiriza

Nga 03 June,2026 olunaku lw’abajulizi ba Uganda – abaasimba emirandira gy’okukkiriza

June 3, 2026
Allan Okello alondeddwa bannabyamizannyo ba Real Stars Sports Agency – ng’omusambi w’omupiira asiinze mu May 2026

Allan Okello alondeddwa bannabyamizannyo ba Real Stars Sports Agency – ng’omusambi w’omupiira asiinze mu May 2026

June 3, 2026
Ba minister 80 basunsuddwa okutandika emirimu gyabwe mu kisanja ekya 2026/2031 – abalina obutuuze obw’emirundi 2 basazeewo okusazaamu bwebalina mu mawanga amalala

Ba minister 80 basunsuddwa okutandika emirimu gyabwe mu kisanja ekya 2026/2031 – abalina obutuuze obw’emirundi 2 basazeewo okusazaamu bwebalina mu mawanga amalala

June 2, 2026
Bannabitone aba Uganda Cinematographers Association basisinkanye Katikkiro wa Buganda – bagala bakolere wamu n’Obwakabaka okutumbula eby’obulambuzi nga bayita mu bifaananyi n’ebiyiiye ebirala

Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

June 2, 2026
Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

June 1, 2026
Paul kafeero

Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be

June 1, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

President Museven agambye nti UCDA kye kimu ku bitongole ebibadde binyunyuunta government era kirina okuvaawo

by Namubiru Juliet
October 28, 2024
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
85
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa agambye nti ebitongole bya government  ebitalina nsimbi zebiyingiza mu ggwanika ly’eggwanga ,bibadde  bitwaala ensimbizomuwi w’omusolo eziri mu trillion 2 n’obuwumbi 200 okubiyimirizaawo buli mwaka,  okusinziira ku kunoonyereza okwakolebwa General Salim Saleh.
President  Museveni mu kiwandiiko kye ekikwaata ku nteekateeka government gyeriko okugatta ebitongole byayo naddala okuli ki UNRA, UCDA, nebirala, agambye nti mu mwaka 2017,  Gen Saleh n’abakugu abalala baakola okunonyereza nebakizuula nti ebitongole ebitalina nsimbi zebizza mu ggwanika ly’eggwanga ,government buli mwaka ebisaasaanyako ensimbi trillion 2 nobuwumbi 200 zino nga nnyingi nnyo eri eggwaanga.
Museveni anyonyidde nti okunonyereza kuno government ye kweyasinziira nesalawo ebitongole ebitalina nsimbi zebizza mu ggwanika bigattibwe, ebirala biveewo obuvunaanyizibwa butwaalibwe mu ministry.
Agambye nti  ensimbi mpitirivu ezibadde zigenda mu bitongole ebyo nga UCDA, NAADS, Diary Development Authority, UNRA nebirala zibadde zigenda mu kusasula emisaala nebirala wabula nga n’emirimu gyebakola tegirabika.
Museveni awadde ekyokulabirako eky’ekitongole ki UNRA kyagambye nti ogwakyo gubadde gwakugaba  contract eri ba kontulakita, wabula ng’ensimbi mpitirivu ezibadde zisaasaanyizibwa ku kitongole kino.
Anyonyodde nti okuggyawo ekitongole ki UCDA, tekigenda kuggyawo buvunaanyizibwa ekitongole kino bwekibadde nakyo, obuvunanyizibwa obwo bugenda kutwaalibwa mu ministry y’ebyobulimi n’obulunzi nga bwekiba kyakulondoola omutindo gwemwaanyi, ekitongole ky’eggwanga ekirondoola omutindo ki UNBS wekiri
Bwekiba kyakuyamba abalimi b’emmwaanyi, Museveni agambye nti abakugu ababadde mu kitongole ki UCDA, bagenda kutwalibwa mu ministry y’ebyobulimi basigale nga bakola emirimu egyo.
Agambye nti government ye ekooye okusaasaanya obutitimbe bw’ensimbi ku ba memba ba Boodi z’ebitongole ebyo ebitazza magoba eri ggwanga.
Museveni agambye nti ebitongole byokka government byegenda okusigazaawo byeebyo ebirina ensimbi zebiyingiza mu ggwanika ly’eggwanga sso SSI ebinyuunyuunta eggwanika.
Anokoddeyo ebitongole okuli ekya NAtional Enterprise cooperation  ekyamaggye ,National housing Corporation, Uganda Development cooperation,  Uganda National Electricity company limited nebirala
President Museveni agambye nti ekimala kimala, government ye ekooye ebitongole nabakozi baabyo abanyuunyuusi#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2026 za ku Lwamukaaga nga 06 May,2026 mu kisaawe e Wankulukuku
  • Omutaka Buyondo Ceaser Miti ye w’akasolya k’ekika ky’Akasimba omuggya
  • Eyali omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi alondeddwa okusikira Yusuf Nsibambi – ku kifo ky’omumyuka wa President wa FDC atwala ekitundu kya Buganda
  • Ebitambiro bya missa 5 byebitegekeddwa okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo – Ssaabasumba Kasujja asabye bannauganda okwenyigira mu kulwanyisa enguzi mu buli kitongole ekiri mu Uganda
  • Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo olwa 2026 – okulwanyisa enguzi mu ggwanga n’okuwuliziganya bissiddwako essira

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist