Police e Kamuli ekutte omusirikale waayo Sgt Etappu Jimmy era nga ye OC we Balawori police post, kubigambibwa nti akubye Kawongole Ediriisa amasasi agamusse. Omugenzi abadde mutuuze we Butalage mu Town Council ye Balawori.#