Oteesa ki ku kya Munnamajje Lt. General Henry Tumukunde ne Gen. Mugisha Muntu okuyimiriza kampeyini zaabwe okutuusa nga Omubaka Robert Kyagulanyi (Bobi Wine)
Mugisha Muntu Omu kubesimbyewo kubwa pulezidenti avumiridde empisa poliisi gyeyisizaamu Robert Kyagulanyi Ssentamu era ayimiriza okunoonya akalulu okutuusa ngono ne Amuriat Patrick owa FDC batereddwa.