• Latest
  • Trending
  • All
Omutaka Buyondo Ceaser Miti  ye w’akasolya k’ekika ky’Akasimba omuggya

Omutaka Buyondo Ceaser Miti ye w’akasolya k’ekika ky’Akasimba omuggya

June 4, 2026
President Museveni ayogeddeko eri eggwanga n’okuggulawo omwaka gwa parliament omujja 2026/2027 – ayanjudde amabago g’amateeka 38 agalina okwekenneenyezebwa mu mwaka guno

President Museveni ayogeddeko eri eggwanga n’okuggulawo omwaka gwa parliament omujja 2026/2027 – ayanjudde amabago g’amateeka 38 agalina okwekenneenyezebwa mu mwaka guno

June 4, 2026
Fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2026 za ku Lwamukaaga nga 06 May,2026 mu kisaawe e Wankulukuku

Fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2026 za ku Lwamukaaga nga 06 May,2026 mu kisaawe e Wankulukuku

June 4, 2026
Eyali omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi alondeddwa okusikira Yusuf Nsibambi – ku kifo ky’omumyuka wa President wa FDC atwala ekitundu kya Buganda

Eyali omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi alondeddwa okusikira Yusuf Nsibambi – ku kifo ky’omumyuka wa President wa FDC atwala ekitundu kya Buganda

June 4, 2026
Ebitambiro bya missa 5 byebitegekeddwa okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo – Ssaabasumba Kasujja asabye bannauganda okwenyigira mu kulwanyisa enguzi mu buli kitongole ekiri mu Uganda

Ebitambiro bya missa 5 byebitegekeddwa okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo – Ssaabasumba Kasujja asabye bannauganda okwenyigira mu kulwanyisa enguzi mu buli kitongole ekiri mu Uganda

June 3, 2026
Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo olwa 2026 – okulwanyisa enguzi mu ggwanga n’okuwuliziganya  bissiddwako essira

Okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo olwa 2026 – okulwanyisa enguzi mu ggwanga n’okuwuliziganya bissiddwako essira

June 3, 2026
Nga 03 June,2026 olunaku lw’abajulizi ba Uganda – abaasimba emirandira gy’okukkiriza

Nga 03 June,2026 olunaku lw’abajulizi ba Uganda – abaasimba emirandira gy’okukkiriza

June 3, 2026
Allan Okello alondeddwa bannabyamizannyo ba Real Stars Sports Agency – ng’omusambi w’omupiira asiinze mu May 2026

Allan Okello alondeddwa bannabyamizannyo ba Real Stars Sports Agency – ng’omusambi w’omupiira asiinze mu May 2026

June 3, 2026
Ba minister 80 basunsuddwa okutandika emirimu gyabwe mu kisanja ekya 2026/2031 – abalina obutuuze obw’emirundi 2 basazeewo okusazaamu bwebalina mu mawanga amalala

Ba minister 80 basunsuddwa okutandika emirimu gyabwe mu kisanja ekya 2026/2031 – abalina obutuuze obw’emirundi 2 basazeewo okusazaamu bwebalina mu mawanga amalala

June 2, 2026
Bannabitone aba Uganda Cinematographers Association basisinkanye Katikkiro wa Buganda – bagala bakolere wamu n’Obwakabaka okutumbula eby’obulambuzi nga bayita mu bifaananyi n’ebiyiiye ebirala

Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

Omutaka w’ekika ky’Akasimba Kabazzi Nnampuuma David Marvin Miti abuze – Twakuumye bubi ayi Ssaabasajja!

June 2, 2026
Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

Ba minister 42 abasoose okusunsulwa parliament baweze okutuusa obuweereza obusaanidde eri abantu mu kisanja kino 2026/2031

June 1, 2026
Paul kafeero

Omuyimbi Paul Job Kafeero eyafa emyaka 19 egiyise – ebisigalira bye biziikuddwa okukakasa endaga luse lw’abaana be

June 1, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Omutaka Buyondo Ceaser Miti ye w’akasolya k’ekika ky’Akasimba omuggya

by Namubiru Juliet
June 4, 2026
in BUGANDA
0 0
0
Omutaka Buyondo Ceaser Miti  ye w’akasolya k’ekika ky’Akasimba omuggya
0
SHARES
3
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Omutaka Kabazzi Omubbulukuse Buyondo Ceaser Miti alagiddwa eri Abazzukulu, nga yazze mu bigere bya kitaawe Omutaka Kabazzi David Ssempuuma Marvin Miti eyaseeredde nga 02 June,2026.

Omutaka omubbulukuse Kabazzi Buyondo Ceaser Miti, Muyizi mu ssomero lya King’s College Budo era nga ali mu Senior eyookubiri.

Bwabadde alangirira Omutaka  omubbulukuse mu Bulange e Mengo, Kamalabyonna wa Buganda Charles Peter Mayiga yebazizza abazzukulu olwÉnkolagana ennungi eyoleseddwa, oluvannyuma lwÁmasiga 14 gonna okukkiriziganya ku nsonga eno.

Omutaka Buyondo Ceaser Miti ayanjuliddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga nga 04 Muzigo,2026

Katikkiro mu ngeri eyenjawulo agambye nti ekika kyÁkasimba kibadde kya kulabirako mu ngeri yÓkulonda Kabazzi Omubbulukuse, era nga kikoze ky’amaanyi okunyweza Amasiga Buganda kwetudde.

Asabye Omutaka Kabazzi Buyondo Ceaser naye okukumakuuma abazzukulu n’okumanya nti Ssaabasajja Kabaka ye Ssaabataka.

Katikkiro w’Ekika ky’Ennyonyi Ennyange Lutuuma Fenekansi Kato, nga yoomu betabye mu kuzuula Kabazzi Omubbulukuse, agambye nti buli kibadde kirina okugobererwa kigobereddwa.

Katikkiro wÁkasimba Edward Brown Lwanga ,y’ayanjulidde Kamalabyonna wa Buganda, Kabazzi Omubbulukuse.

‎Kabazzi Omubbulukuse Miti Ceaser Buyondo yebazizza omukama olwÓbuweereza bwa Kitaawe kati omubuze, abadde empagi luwaga mu kukumakuuma abazzukulu.

Kabazzi David Ssempuuma Marvin Miti

Omutaka Kabazzi Omubuze waakuterekebwa enkya nga 05 Muzigo,2026 e Kyango Mawokota.

Bisakiddwa: Kato Denis

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • President Museveni ayogeddeko eri eggwanga n’okuggulawo omwaka gwa parliament omujja 2026/2027 – ayanjudde amabago g’amateeka 38 agalina okwekenneenyezebwa mu mwaka guno
  • Fayinolo y’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2026 za ku Lwamukaaga nga 06 May,2026 mu kisaawe e Wankulukuku
  • Omutaka Buyondo Ceaser Miti ye w’akasolya k’ekika ky’Akasimba omuggya
  • Eyali omubaka wa Makindye East Ibrahim Kasozi alondeddwa okusikira Yusuf Nsibambi – ku kifo ky’omumyuka wa President wa FDC atwala ekitundu kya Buganda
  • Ebitambiro bya missa 5 byebitegekeddwa okukuza olunaku lw’abajulizi e Namugongo – Ssaabasumba Kasujja asabye bannauganda okwenyigira mu kulwanyisa enguzi mu buli kitongole ekiri mu Uganda

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist