• Latest
  • Trending
  • All
Obumu ku bubaka bw’abakulembeze obukungubagira Paapa Francis

Obumu ku bubaka bw’abakulembeze obukungubagira Paapa Francis

April 21, 2025
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

May 25, 2026
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

May 25, 2026
Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

May 24, 2026
Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

May 24, 2026
Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

May 24, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

May 23, 2026
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

May 23, 2026
Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

May 23, 2026
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

May 22, 2026
Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

May 22, 2026
Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

May 21, 2026
Government ya Uganda eyimirizzaamu ennyonyi eziva mu DRC, awamu n’ebidduka ebirala okuyingira Uganda okutaangira ekirwadde kya Ebola

Government ya Uganda eyimirizzaamu ennyonyi eziva mu DRC, awamu n’ebidduka ebirala okuyingira Uganda okutaangira ekirwadde kya Ebola

May 21, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Obumu ku bubaka bw’abakulembeze obukungubagira Paapa Francis

by Namubiru Juliet
April 21, 2025
in Opinions
0 0
0
Obumu ku bubaka bw’abakulembeze obukungubagira Paapa Francis
0
SHARES
152
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Abakulembeze ku mitendera egy’enjawulo mu Uganda ne mu nsi yonna, baweereza obubaka obusaasira ekelezia katolika ne Vatican ng’ensi entukuvu omutuula Paapa, olw’okufa kwa Ssaabalangira wa Eklezia omulambika Ppaapa Francis.

Ppaapa Francis ye paapa owe 266 owaklezia katulika.

Donald Trump

Omukulembeze wa Amerika John Fred Donald Trump, alagidde Bendera za Amerika zonna omuli n’ez’amasaza, zeewuubire wakati w’emirongooti mu mbeera ey’okukungubagira Paapa Francis, gw’ayogeddeko nti abadde mukulembeze mulungi.

Obwakabaka bwa Buganda

Obwakabaka bwa Buganda busaasidde nnyo Eklezia w’omukama, olw’okufiirwa omukulembeze waayo ow’okuntikko.

Katikkiro wa Buganda CPM; ayogedde ku bwetoowaze bwa Paapa Francis obutasangikasangika, era obukulembeze bwe bunajjukirwa nnyo eri Buganda ne Uganda ey’awamu.

Ssaabaminister Robinah Nabbanja

Ssabaminisita w’eggwanga Robinah Nabbanja agambye nti Paapa abadde kabonero ka mirembe eri ensi yonna, kubanga ebbanga lyonna okuyigiriza kwe, kubadde kwetooloolera nnyo ku mirembe

 

Commissioner wa Parliament Mathias Mpuuga Nsamba:

 

Commissioner wa Parliament Owek Mathias Nsamba nga gyebuvuddeko yaliko e Vatican, agambye nti okuffa kw’omuttukuvu Paapa kubasanyalazza nnyo ng’Abakrisitu.

Owek Mpuuga agambye nti Omuttukuvu Paapa tabadde musumba kyokka, wabula abadde ddoboozi ddene nnyo  ku nsonga ezinyigiriza omwana w’omuntu.

Okusinziira ku bubaka obufulumiziddwa e Vatican, Paapa Francis afudde enkya yaleero ku saawa 7:35am, era afiiridde ku myaka 88.

 

Paapa Francis ng’amannya ge amabatize ye Jorge Mario Bergoglio yalondebwa nga Paapa nga 13 March, 2013, okudda mu bigere bya Paapa Bendicto XVI eyali  awumudde obuweereza.

 

Ppaapa Francis y’abadde Paapa owe 266, mu byafaayo bya ekelezia Katolika; era ye Paapa eyasooka okuva ku mu latin America era nga nzaalwa ye Argentina.

 

Paapa Francis yasembyeyo okwetaba mu missa y’okujaguzaPaasika ku St. Peter’s Basillica, era n’awuubira ku Bakristu abaakuηaanye mu bungi.

 

Paapa Francis yalabise nga mugonvu; era omukka yabadde agujja wala.

 

Mu bigambo ebitono bye yayogedde, yayagaliza abantu Paasika ennungi, ebisigadde n’abirekera Bakalabaalaba b’omukolo ogwo, nabategeeza nti bajja kubisomera abantu.

 

W’afiiridde; Paapa Francis abadde yaakasiibulwa okuva mu ddwaliro Gemeli Hospital mu Italy, gyeyamala  wiiki 5 nga ajjanjabwa Lubyamira, eyamukosa amawuggwe n’akaluubirizibwa mu kussa.

 

Amawulire ag’okufa kwa Paapa gaalangiriddwa Kelvin Cardinal Farrell; Camarlengo of the Apostolic Chambers; ng’ono y’avunaanyizibwa ku by’obugagga n’enzirukanya y’emirimu e Vatican, nga era mu kaseera kano ye mukulembeze wa Vatican ow’ekiseera.

 

E  Vatican abakirisitu  bakyekuluumulula okugenda mu kibangirizi kya St Peter’s Square, nga bakutte emisaalaba ne ssapule mu nnaku etegambika, nga bakungubaga olwokuffa Kw’omutukuvu paapa.

 

Okusinziira ku mawulire agava e Vatican, Paapa Francis tagenda kuziikibwa Vatican nga bwekizze kikolebwa kuba Paapa abalala, ye yalaama kumuziika Roma ku klezia ya Santa Mary Majjorie ekibadde kyaludde okubaawo mu byafaayo bya myaka 100 egiyise.

 

Obugenyi bwa Paapa mu Uganda:

Mu myaka 3 egyasooka mu bukulembeze bwa Paapa Francis, mu mwaka 2015 yagenyiwalako mu Uganda, Uganda bweyali ejjukira emyaka 50 egyabajulizi okuva lwebaalangirirwa mu lubu lyabatuukirivu, era yeyayimba emmisa ku kiggwa kyabajjulizi e Namugongo.

 

Mu mmisa eno, Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II yasiima nagyetabamu ng’ali wamu  ne Nnabagereka Sylivia Najjinda.

Ssaabaaajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ne Nnaabagereka Sylivia Naginda lwebaasisinkana Paapa Francis e Lubaga

Ku bugenyi obwo Ssaabasajja Kabaka yasiima naasisinkana Paapa Francis mu maka g’obwa Ssabassumba w’essaza ekkulu erya Kampala e Lubaga, namuttonera ekirabo ne Paapa naye namutonera amakula.

 

Omuttukuvu Paapa mu bugenyi bwe mu Uganda, yakyaalako ne mu kifo Kyabakateeyamba e Nalukolongo, era ku bugenyi bwe buno yasisinkana abavubuka.

 

Mu nnambika ya ekelezia Katolika; omuttukuvu Paapa ye musika womutume Peetero, Yezu gweyeerondera okuliisanga endiga ze.#

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo
  • Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966
  • Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna
  • Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist