• Latest
  • Trending
  • All
Martha Karua yagenda okukulemberamu bannamateeka 50 abagenda okuwolereza Dr Kiiza Besigye

Martha Karua yagenda okukulemberamu bannamateeka 50 abagenda okuwolereza Dr Kiiza Besigye

November 25, 2024

Abakwanaganya B’ennono za Buganda mu  Ankole ne Kigezi balayiziddwa – Katikkiro Mayiga abakubirizza okwetegekera emikisa gy’enkulaakulana eziggya era baziganyulwemu

April 16, 2026

Obwakabaka bwa Buganda bwebazizza taata wa Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu – olw’okukuza obulungi abaana

April 16, 2026
Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu

April 16, 2026

Abakozi ku CBS basaze keeki okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka age 71

April 16, 2026
Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

April 16, 2026
NRM yewozezaako  by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

NRM yewozezaako by’okwambala ebyambalo bya UPDF nga sibannamagye – basooka kussa mikono ku kiwandiiko

April 16, 2026
Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

Katikkiro Mayiga atandise okulambula abantu ba Kabaka abali mu Ankole – asoose kulambula bayizi ba Nkobazambogo ku Mbarara University of Science and Technology

April 16, 2026
Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

Olutuula lwa kooti olwokubiri okuwulira emisango gy’okutta abaana e Ggaba egivunaanibwa Okello Onyum luwedde mu ngeri yakusoberwa – babiri bawadde obujulizi ku byaliwo

April 15, 2026

Government egumizza bannauganda nti ebbula ly’amafuta lyakaseera – ekizibu ekitadde ku kampuni z’amafuta zerumiriza okutunda amafuta ga Uganda e Kenya

April 15, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

April 15, 2026

St Mary’s Kitende be bannantameggwa b’empaka eza masomero ga Senior mu Wakiso district

April 14, 2026
Ebibiina by’abasuubuzi bitabukidde mu parliament – bawakanya egimu ku misolo emiggya egiteekeddwa mu mbalirira y’omwaka 2026/2027

President Museveni alabudde ababaka ba parliament abaggya abanenyigira mu nguzi wakubakwasa n’omukono ogw’ekyuma – abasuubizza buli omu obukadde bwa shs 100 okwekubako enfuufu

April 14, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Martha Karua yagenda okukulemberamu bannamateeka 50 abagenda okuwolereza Dr Kiiza Besigye

by Namubiru Juliet
November 25, 2024
in Amawulire
0 0
0
Martha Karua yagenda okukulemberamu bannamateeka 50 abagenda okuwolereza Dr Kiiza Besigye
0
SHARES
81
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ekibiina kya FDC ekiwayi kye Katonga kiyungudde tiimu y’abanna mateeka 50 abagenda okuwoza emisango egyaggulwa ku Rtd.Col. Dr. Kizza Besigye oluvannyuma lw’okukwatibwa bebyokwerinda nga b’amugya mu kibuga Nairobi ekya Kenya

Banna mateeka bano bagenda kukulemberwamu Martha Karua okuva mu ggwanga lya Kenya,  ng’ono yeyali ayise Kiiza Besigye ng’omugenyi we owenjawulo, ng’atongoza akatabo keyatuuma “AGAINST THE TIDE “.

Akolanga president w FDC Katonga Ssalongo Erias Lukwago yayanjudde enteekateeka eno, bwabadde eyogerako ne banna mawulire ku Katonga Road mu kibuga Kampala.

Lukwago agambye nti banna mateeka bano 50 batandiise okukola ku mpapula zabwe ezibakkiriza okuwoleza wano mu Uganda, era nga 2 December Besigye lwakomezebwaawo mu kooti bebagenda okukulemberamu okuwoza omusango guno.

Besigye yawambibwa  ne munne Obed Lutale nga 16 November,2024  nebakomezebwawo wano mu Uganda, wabula baddamu okulabwako nga 20 November,2024 nga baleeteddwa mu kooti y’amagye e Makindye mu Kampala Uganda nebaggulibwako emisango 4 egy’okusangibwa n’ebyokulwanyisa saako okubeera mu lukwe lw’okwagala okutabangula Uganda.

Ssalongo Erias Lukwago agambye nti basazeewo n’okugenda mu kooti ya East African Court of Justice ebayambeko eyimirize ekiwamba bantu mu mawanga okuli Kenya ne Uganda.

Wabula olukungaana bweluwedde banna kibiina kino bafulumye bolekere ekitebe kya Kenya, wabula bangi ku bbo   okuli n’omubaka Ibrahim Ssemujju Nganda , ne Ingrid Tulinawe nabalala police ebayodde bakafuluma era kati bakuumibwa ku police ya CPS mu Kampala.

Bisakiddwa: Lukenge Sharif

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abakwanaganya B’ennono za Buganda mu  Ankole ne Kigezi balayiziddwa – Katikkiro Mayiga abakubirizza okwetegekera emikisa gy’enkulaakulana eziggya era baziganyulwemu
  • Obwakabaka bwa Buganda bwebazizza taata wa Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu – olw’okukuza obulungi abaana
  • Muteesa I Royal University yesozze empaka ez’akamalirizo eza Pepsi University Football League 2026 – yakakubwayo omupiira gumu
  • Abakozi ku CBS basaze keeki okukuza amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka age 71
  • Ebbago ly’etteeka lya Protection on Sovereignty bill 2026 erigenderera okukuuma obwetengereze bwa Uganda – abaweerezebwa ensimbi okuva ebweru w’eggwanga bakusooka kufuna lukusa okuva mu government

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist