
Eyavuganyako ku bwapulezidenti Dr. Kizza Besigye avuddeyo nateeka Poliisi ku nninga eyimbule Pulezidenti w’ekibiina kya NUP, Robert Kyagulanyi Ssentamu mu bwangu.

Eyeesimbyewo ku bubaka bwa Kawempe North mu Palamenti, Mohammad Segirinya aka Mr Updates akwatiddwa ku mulyango gwa poliisi ye Nalufenya.