Entegeka efulumiziddwa Obwakabaka Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza entegeka egenda okugobererwa mu kusabira n'okutereka omubiri gwa Namasole Margret Nagawa Siwoza. Wakuziikibwa ku bbalaza nga 06.12.2021 ku ssaawa Mwenda eKyaliwajjala mu Kyadondo