• Latest
  • Trending
  • All
Enkuuka Bwaguuga 2025 etongozeddwa ku Masengere – buli ekitegekeddwa Bwaguuga

Enkuuka Bwaguuga 2025 etongozeddwa ku Masengere – buli ekitegekeddwa Bwaguuga

December 2, 2025
Lawyers, family members, and supporters of  Erias Lukwago are anxiously awaiting  for his bail application ruling – to be delivered electronically

Lawyers, family members, and supporters of Erias Lukwago are anxiously awaiting for his bail application ruling – to be delivered electronically

June 22, 2026

30 years of CBS radio beyond broadcasting – Culture, Community,Commerce

June 22, 2026

Obubaka bwa Ssentebe wa boodi ya CBS FM ng’ejaguza emyaka 30 – obuweereza bwayo busukka ku bwokumpewo

June 22, 2026

Akakiiko k’ebyokulonda kalangiridde olwa nga 28 July,2026 okulonderako obukiiko bw’ebyalo – kwakusiimba mu mugongo

June 22, 2026
22 June,1996 – kati gy’emyaka 30 beddu nga CBS ekuweereza amawulire,omuziki n’ebikuziimba

22 June,1996 – kati gy’emyaka 30 beddu nga CBS ekuweereza amawulire,Omuziki n’ebikuzimba

June 22, 2026
Buddu etandise nabuwanguzi ekubye Buluuli 2 -1 mu Mpaka z’Amasaza 2026

Buddu etandise nabuwanguzi ekubye Buluuli 2 -1 mu Mpaka z’Amasaza 2026

June 21, 2026
Joseph Sseruwooza abadde munnamawulire wa BBS Telefayina aziikiddwa e Rakai

Joseph Sseruwooza abadde munnamawulire wa BBS Telefayina aziikiddwa e Rakai

June 21, 2026

IPOD ewandiikidde NUP eteekeyo okusaba kwayo mu butongole yegatte ku mukago – mulimu akakwakkulizo ka president wakyo Robert Kyagulanyi Ssentamu yekka yakkirizibwa okussa omukono ku ndagaano

June 20, 2026
Abadde omukozi wa BBS Terefayina Joseph Sseruwooza bamutenderezza ng’omukozi abadde ow’embala- bamusabidde mu lutikko e Lubaga

Abadde omukozi wa BBS Terefayina Joseph Sseruwooza bamutenderezza ng’omukozi abadde ow’embala- bamusabidde mu lutikko e Lubaga

June 20, 2026
Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube

Kisembo Paddy owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube

June 19, 2026
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

June 18, 2026
Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

June 18, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home CBS FM

Enkuuka Bwaguuga 2025 etongozeddwa ku Masengere – buli ekitegekeddwa Bwaguuga

by Namubiru Juliet
December 2, 2025
in CBS FM, Entertainment
0 0
0
Enkuuka Bwaguuga 2025 etongozeddwa ku Masengere – buli ekitegekeddwa Bwaguuga
0
SHARES
71
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Enteekateeka y’Enkuuka Bwaguuga egyiddwako akawuuwo, wakati mu kuyisa ebivvulu okwetoloola obutale n’ebitundu ebyenjawulo mu Kampala.

Enkuuka yakubaawo nga 31 December,mu Lubiri e Mengo, era ng’eteekeddwamu ebinnonnoggo ebyenjawulo ebimalako omwaka 2025 ate bikuyiingize omuggya 2026.

Abavujjirizi abenjawulo basuubizza obuweereza obw’ekimmemmette.

Augustine Lule Ku lw’abavujirizi abakulu Abe Nkuuka Bwaguuga aba MTN Uganda, ategezeezza nti Ku lwenkuuka bwaguuga nabo bataddewo Enkuuka Special Bundle, buli ajigula agenda Kufuna eddakiika 35 okukuba ku mikutu gyonna, era ng`egenda kuba egulibwa Shillings 1000 zokka.

Enkuuka Bwaguuga etegekebwa CBS FM ng’eyambibwako MTN Uganda, MTN MoMo, Operation Wealth Creation, Nature Creates.

 

Enkuuka Bwaguuga ewagiddwa MOVIT Products, Pepsi, BBS Terefayina, Nile Breweries – ey’ekyokunywa kya Eagle.

Ssaak Events ne UTrax bebateekateeka.

Byotasaanye kusubwa mu Nkuuka Bwaguuga;

Abayimbi, abazannyi ba Katemba, Ababonga zi ddigi zi Bwaguugwa, saako aba  bodaboda abanaavuganya ku birabo ebyenjawulo, abanaayingira mu Nkuuka nabo bakwewangulira ebirabo ebyenjawulo omuli ensimbi enkalu, pikipiki Bwaguuga, Tv zi Bwaguuga, Fridge Zi bwaguuga n’ebirabo ebirala bingi.

Ebirala ebyongeddwa munkuuka y`Omwaka guno kyekigo ekizungu ekimanyiddwa nga Wrestling kasooto n’obugaali bu maanyi ga kifuba.

Ssenkulu wa Cbs Omukungu Micheal Kawooya Mwebe bw’abadde atongoza Enkuuka bwaguuga agambye, nti ebirungi bingi ebikyategekebwa ebigenda okubeera mu Nkuuka abwaguuga, era ebirungi ebyo byebyajituumisa Bwaguuga.
Ssentebbe w`Olukiiko oluteesiteesi olw’e Nkuuka Bwaguuga, Omumbejja Aisha Nakalema, ategezeeza nti abanaakera mu Nkuuka bakuganyulwamu nnyo naddala abaneetaba mu kuwenja ensimbi ezinaaba zikukuliddwa mu Lubiri, saako okuwangula ebirabo ebyenjawulo.
Abamu ku betabye ku mukolo era abesuunga enkuuka Bwaguuga

Okuyingira mu Nkuuka shs omutwalo gumu gwokka (shs 10,000), kunyumirwa, kuwangula, n’okuyiga mu Ntanda ya Buganda, omunaava Omuzira mu Bazira wa 2025.#

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Lawyers, family members, and supporters of Erias Lukwago are anxiously awaiting for his bail application ruling – to be delivered electronically
  • 30 years of CBS radio beyond broadcasting – Culture, Community,Commerce
  • Obubaka bwa Ssentebe wa boodi ya CBS FM ng’ejaguza emyaka 30 – obuweereza bwayo busukka ku bwokumpewo
  • Akakiiko k’ebyokulonda kalangiridde olwa nga 28 July,2026 okulonderako obukiiko bw’ebyalo – kwakusiimba mu mugongo
  • 22 June,1996 – kati gy’emyaka 30 beddu nga CBS ekuweereza amawulire,Omuziki n’ebikuzimba

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist