• Latest
  • Trending
  • All
Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina

Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina

May 11, 2025
Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

June 19, 2025
Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

June 19, 2025
Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

June 19, 2025
Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

June 18, 2025
Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi

Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi

June 18, 2025
Mu Nnamutaayiika wa Buganda ow’okukulaakulanya eby’emizannyo – mulimu okuziimba ebisaawe mu masaza gonna 18 n’okukyusa ttiimu z’amasaza zifuuke Clubs

Mu Nnamutaayiika wa Buganda ow’okukulaakulanya eby’emizannyo – mulimu okuziimba ebisaawe mu masaza gonna 18 n’okukyusa ttiimu z’amasaza zifuuke Clubs

June 18, 2025
President Museveni amalirizza okulambula ebbendobendo lye Mpigi – ayisizza ekiragiro ku babba emmwanyi n’ente sibaakuweebwa kakalu

President Museveni amalirizza okulambula ebbendobendo lye Mpigi – ayisizza ekiragiro ku babba emmwanyi n’ente sibaakuweebwa kakalu

June 18, 2025
Abavubuka abalina byemuyiiyizza mubiwandiise mu miniatry ya Technology mufunemu – Col.Edith Nakalema

Abavubuka abalina byemuyiiyizza mubiwandiise mu miniatry ya Technology mufunemu – Col.Edith Nakalema

June 18, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omukuumi akubye bakozi banne amasasi 2 naabatta e Mbuya – naye attiddwa

June 18, 2025
Empaka z’Amasaza ga Buganda 2025 zitongozeddwa – Katikkiro Mayiga akaatirizza ensonga y’empisa mu mupiira

Empaka z’Amasaza ga Buganda 2025 zitongozeddwa – Katikkiro Mayiga akaatirizza ensonga y’empisa mu mupiira

June 18, 2025
FUFA eronze abatendesi ba Uganda Cranes abalala – yetegekera empaka za CHAN 2025

FUFA eronze abatendesi ba Uganda Cranes abalala – yetegekera empaka za CHAN 2025

June 18, 2025
UHPAB ekitongole ekiggya ekigezesa abasawo kitandise okugezesa abayizi baakyo abasoose

UHPAB ekitongole ekiggya ekigezesa abasawo kitandise okugezesa abayizi baakyo abasoose

June 18, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina

by Namubiru Juliet
May 11, 2025
in Opinions
0 0
0
Enjuki ziziinze omukolo gwaba NRM e Lwengo – babadde basaggula buwagizi bwa kibiina
0
SHARES
71
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Enjuki zikyankalanyiza omukolo  ogutegekeddwa ababaka bakabonda ka NRM abava mu Buganda ogugendereddwamu okunonyeza Omukulembeze w’eggwanga obuwagizi n’ekibiina kya NRM e Lwengo era guyimiridde okumala akabanga.

Omukolo guno gubadde mu kisaawe kye ssomero lya Mbiriizi Seed SS.

Enjuki zino  zigeze okwogera kutandiise neziziinda omukolo era ziriko n’ekkamera zabamawulire kwezekutte n’eziremerako.

Embeera ebadde yabunkenke eri ba Minister ababaddewo, ababaka ba Parliament n’abawagizi b’ekibiina kya NRM ababadde bakuηaanye.

Bwezeeyongedde obungi, kiwaririza abategesi b’omukolo okuggyawo abagenyi bonna n’ebabatwala kukyemisana nga bwebaliinda embeera okukkakana.

Oluvanyuma embeera ezze mu nteeko nga wayiseewo akabanga olwo omukolo  n’egugenda mumaaso.

Amyuka Ssabawandiisi w’ekibiina kya NRM, Rose Namayanja Nsereko asabye banna kibiina kya NRM okukendeeza entalo mukibiina naddala mu kulonda  okugenda mu maaso, okw’okulonda abakulembeze b’ekibiina ku mitendera egy’enjawulo.

Minister w’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga Amos Lugoloobi ategezezza banna NRM okukimanya nti baliko bingi byebagala Government okubakolera naye byonna tesobola kubikola mulundi gumu, nga nabwekityo balina okugumukirizaamu.

Minister omubeezi ow’ebyensimbi avunaanyizibwa ku Micro Finance, Hajji Kyeyune Haruna Kasolo yekokkodde abakozi ba Government abezza ensimbi Government zewereza okulakulanya abantu, era  alagidde RDC wa Lwengo okunoonya abantu abo bonna abafuna ensimbi z’Emyooga n’ebagaana okuzizza abawalirize bazizze.

Omubaka Omukyala owa Lwengo era nga yeyawoomye omutwe mu nteekateeka eno awanjagidde government okulaba ng’esasanya amasaanyalaze n’amazzi mu bitundu bye Lwengo mwegatali.

Ssentebe w’ekibuga kye Lwengo Omulangira Joseph Lubega Bazonoona agambye nti mu kibuga kino balina okusoomozebwa kwekimotoka ekyetika n’okusomba kasasiro ssako n’oluguudo lwabwe olwa kolaasi olutaggwa.

Omubaka wa Bukoto-Midwest Isaac Ssejjoba Mayanja asabye ba Minister ababadde kumukolo guno okujjukiza Omukulembeze w’eggwanga okutuukiriza obweyamo bweyakola obw’okusasulira abantu b’Omuluka gwe Kalisiizo ettaka,  basobole okuwoona ababatataganya kuttaka era ono yomu nasaba nti ekitundu kyabwe kirina enkayana z’ettaka nnyingi ez’etaaga okutunulwamu.

Bisakiddwa: Jimmy Ssekabiito

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026
  • Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga
  • Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo
  • Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago
  • Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist