• Latest
  • Trending
  • All

Eklezia Katulika ejaguzza emyaka 146 okuva ekitambiro kya missa ekyasooka kiyiimbibwa mu Uganda

June 25, 2025
Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa

June 18, 2026

Ssalongo Erias Lukwago president wa PFF agguddwako omusango gw’okumanya ku nteekateeka z’abaali bagala okulya olukwe mu government naatagibuulirako – asindikiddwa ku alimanda e Luzira

June 17, 2026
Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro

June 17, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

June 17, 2026
Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa

Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa

June 17, 2026
America esuubizza okuwagira Uganda mu kunoonyereza ku ndwadde ez’enjawulo – yakuyita mu Joint Clinical Research Centre

America esuubizza okuwagira Uganda mu kunoonyereza ku ndwadde ez’enjawulo – yakuyita mu Joint Clinical Research Centre

June 16, 2026
Abantu 2 abateeberezebwa okutta Babirye Sengendo muwala w’eyali Katikkiro Walusimbi- basindikidwa ku alimmanda

Abantu 2 abateeberezebwa okutta Babirye Sengendo muwala w’eyali Katikkiro Walusimbi- basindikidwa ku alimmanda

June 16, 2026
Police ekutte abasoba mu 40 ne pikipiki 16 eziteeberebwa okukozesebwa mu bumenyi bw’amateeka mu Kampala n’emiriraano

Police ekutte abasoba mu 40 ne pikipiki 16 eziteeberebwa okukozesebwa mu bumenyi bw’amateeka mu Kampala n’emiriraano

June 16, 2026
The Judiciary Registers 118 Election Petitions from 2026 Polls

The Judiciary Registers 118 Election Petitions from 2026 Polls

June 15, 2026

Bannyini mmotoka ezimenya amateeka g’okunguudo bakutandika okukubwa engassi – lwakulemwa kulondoola ba ddereeva baabwe abatafaayo kusasula bipapula bya police y’okunguudo

June 15, 2026
President wa PFF munnamateeka Erias Lukwago Ssalongo awambiddwa okuva mu maka ge e Wakaliga – abawambi bamenye enzigyi nebamusikayo mu nnyumba

President wa PFF munnamateeka Erias Lukwago Ssalongo awambiddwa okuva mu maka ge e Wakaliga – abawambi bamenye enzigyi nebamusikayo mu nnyumba

June 15, 2026
Ba minister abaggya batandise olusirika lwabwe olugenda okumala wiiki namba – bakulambikibwa ku nkola y’emirimu mu kisanja kino 2026/2031

Ba minister abaggya batandise olusirika lwabwe olugenda okumala wiiki namba – bakulambikibwa ku nkola y’emirimu mu kisanja kino 2026/2031

June 15, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Eklezia Katulika ejaguzza emyaka 146 okuva ekitambiro kya missa ekyasooka kiyiimbibwa mu Uganda

by Namubiru Juliet
June 25, 2025
in Opinions
0 0
0
0
SHARES
150
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Eklezia Katolika mu Uganda  ejaguzza bwegiweze emyaka 146 kasookedde ekitambiro ky’Emmisa ekyasooka mu Uganda, kiyimbibwa e Nnabulaga, ekisaangibwa mu gombolola ye Lubaga mu Kampala.

Emmisa eno ejjukirwa, nga mwemwasooka okulagibwa akabonero ak’omubiri n’obusaayi gwa Kristu aka  Ukaristia eyasooka mu Uganda, abakristu nebatandika okusembera ku meeza entukuvu, era nga mmisa eno  yayimbibwa Omuminsani Ppere Simeon Lourdel Mapeera nga 25 June, 1879 nga waayise emyezi 4 nga bagobye mu Uganda, baatuuka nga 17 February 1879.


Bw’abadde akulembeddemu ekitambiro kya Mmisa ey’okujaguza emyaka 146 egy’Emmisa eyasooka mu Uganda e Nabulagala Mapeera, Vicar General owookubiri ow’essaza ekkulu erya Kampala Rev Msgr. Gerald Kalumba asabye abazadde n’abantu ba Katonda okunnyikira mu kukkiriza kwabwe n’abaana babawe babawe omusingi omugumu mu kukkiriza.

 

Agambye nti Ukaristia y’ensibuko y’okukkiriza kw’Abakatuliki okuviira ddala ku kiragiro kya Yezu bweyeewaayo nga Ssaddaaka y’ebibi by’abantu.

 

Asabye abakyalina ebibalemesa okufuna Omukama mu Ssaakramentu lya Ukaristia okubikolako bagabane ku kijjulo ky’Omukama, era Kristu abeerere ddala mu maka gaabwe.

 

Msgr. Kalumba asabye bannabyabufuzi okuwa abalonzi baabwe ekitiibwa nabo okukyewa naddala mu kiseera kino nga banoonya obululu, olwo babeere abakulembeze abaleeta essuubi eri abo bebakulembera.


Mu mmisa eno abaana 264 bafunye Kkomunyo  esooka mu Ssaakramentu lya Ukalisitia.

Emmisa eno yeetabiddwako Abasaaserdooti okuva mu bibiina eby’enjawulo naddala ekya Missionaries of Africa abaakazibwako erya White Fathers n’abalala.

Aba Denary y’e Bwaise omuli ebigo nga Nnaakulabye, Nnabulagala, Bwayise, Kananya n’ebirala bebakulembeddemu enteekateeka z’omwaka guno 2025.

 

Bisakiddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Okulonda ssentebe wa district ye Kikuube – obuuma bu biometric machines bwebukozeseddwa
  • Ssalongo Erias Lukwago president wa PFF agguddwako omusango gw’okumanya ku nteekateeka z’abaali bagala okulya olukwe mu government naatagibuulirako – asindikiddwa ku alimanda e Luzira
  • Abantu 8 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lwe Kyotera – 4 baddusiddwa mu ddwaliro
  • Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 
  • Police eyigga omusomesa wa New Life Secondary School e Luweero agambibwa okukuba omuyizi naafa – abakozi b’essomero 2 bakwatiddwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist