Ebika by’abaganda nga bwebizze biwangula engabo y’omupiira ogw’ebigere, mu mpaka ezaatandika mu mwaka gwa 1950.
Emmamba yekyasinze okwetikka engabo eno emirundi giri 10.
Olugave lukwata kyakubiri lwakagitwala emirundi 7.
1950 Mbogo
1951 Ngabi
1952 Mmamba
1955 Kkobe
1956 Mmamba
1957 Nyonyi
1958 Ngeye
1959 Mmamba
1960 Ffumbe
1961 Balangira ne Kkobe ku mulindi guno ebika byombi byagigabana.
1962 Nkima
1963 empaka tezaategekebwa
1964 Mmamba
1965 Mmamba
1966-86 Tezaategekebwa
1987 Ngabi yawangula Omutima ku goolo 3-1, era z’empaka zokka OMutima lwegwali gutuuse ku fayinolo.
1988 Lugave lwawangula Engabi ku goolo 5-0
1989 Mmamba
1990 Lugave
1991 Ngeye
1992 Ngeye
1993 Nkima
1994 Mmamba yakuba Empindi ku goolo 2-1
1995 Lugave
1996 Mpindi yakuba Emmamba
1997 Ennyonyi Ennyange yakuba Mmamba
1998 Lugave
1999 Lugave
2000 Lugave
2001 Ngo
2002 Mpologoma yakuba Olugave ku goolo 3-2
2003 Mmamba yakuba Olugave ku goolo 1-0
2004 Lugave lwakuba Effimbe ku goolo 2-1
2005 Ffumbe lyakuba Endiga 1-0 Ndiga, era ye fayinolo yokka endiga gyeyali etuseeko
2006 Mpindi yakuba Emmamba 1-0
2007 Mpindi ne Ngabi Engabo byagigabana
2008 Kkobe lyakuba Endiga 1-0
2009 Ffumbe Lyagwa maliri n’Embogo 1-1, Effumbe neriwangulira mu penati 6-5.
2010 Nte yakuba Ekkobe 1-0
2011 Mmamba yakuba Mbogo
2012 Ngeye yakuba Mpeewo
2013 Ngabi Nsamba yakuba Mpiindi 3-1
2014 Mmamba yakuba Mbogo 2-1
2015 Mbogo yakuba Nkima 3-1
2016 Nte yagwa maliriri n’Abalangira 0-0, Ente nawangulira mu peneti 5-4 pen
2017 Nte yakuba Effumbe 1-0
2018 Nkima yakuba Mpindi 1-0
2019 Mbogo yakuba Kkobe 1-0
2020 Empaka tezaategekebwa olw’ekirwadde.kua Covid 19
2021 Tezaategekebwa olwa Covid 19
2022 Ndiga