Ebifo by’obulambuzi mu Bwakabaka bigguddwawo eri abalambuzi.

Image

Ebifo by’obulambuzi mu Bwakabaka bigguddwawo eri abalambuzi. Mu bigguddwawo; Bulange, Kabakanjagala, Naggalabi, Jinja Mawuuno, amasiro ge Wamala . Ebifo bino byali byaggalwa olwa Covid19. Owek Kyewalabye agambye nti bamaze okukola enteekateeka era abalambuzi baddembe okujja

Facebook Comments Box

Be the first to comment

Leave a Reply