Entuumu ya kasasiro ayiibwa e Kiteetikka Kiteezi ebuumbulukuse n'agwiira amayumba agaliranyeewo, kigambibwa nti waliwo abantu abateeberezebwa okuba nga bafiiriddemu. Ekifo kino kyassibwawo ekitongole kya Kampala Capital Authority, nga wewayiibwa kasasiro...
Akakiiko k'eggwanga akalwanyisa okusaasaana kw'akawuka ka mukenenya mu ggwanga ka Uganda Aids Commisson kategeezezza nti omwezi gwa Feruary 2025, bannauganda abalina akawuka ka mukennenya bakutandika okuweebwa obujanjabi bw'eddagala erikubibwa mu...
Omulabirizi we Namirembe kitaffe mu Katonda Moses Bbanja yakulembeddemu okubuulira, mu kusabira Ssaabasajja Kabaka ku matikkira ge ag'omulundi ogwa 31 mu lutikko e Namirembe, nalabula bonna abatyoboola ekitiibwa Kya Nnamulondo...
President wa Uganda Yoweri Kaguta Museveni ayanukudde bannauganda abamu abagala omuwendo gwa parliament okukeendezebwa, agambye nti tekikyasoboka kubanga constituency zitondebwawo lwa nsonga. Parliament ya Uganda mu kiseera kino erimu ababaka...
Abalimi n'abalunzi abatereka mu bank y'abegassi ya Bukooba MG sacco bali mu maziga abazigu abatannategerekeka balumbye banka yabwe, bakuliise n'ensimbi ezitannategerekeka muwendo, wamu ne computer. Obunyazi buno bubadde ku banka...
Eyeesimbyewo okuvuganya ku ntebe ya United States of America era eyaliko president, munna Republican Donald Trump asimattukidde watono okuttibwa omutemu owémmundu. Trump owémyaka 78 abadde mu lukungaana olwókukuyega abalonzi mu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, asabye abakulembeze mu Bwakabaka okulondoola omutindo gyÉbyenjigiriza mu masomero ga Kabaka , kikuumire amasomero gano ku mwanjo mu kisaawe kyÉbyenjigiriza. Katikkiro akinogaanyizza nti Okuva...