Akakiiko ka parliament akakuba ttooki n'okusunsula abakulu President Museveni babeera awadde obukulu, kamalirizza okusunsula governor wa banka enkulu ey'eggwanga Dr. Micheal Ating-Ego n'omumyuka we Prof Augustus Nuwagaba. Abakulu babuukeereza enkokola...
Munnamateeka Erias Luyimbaazi Nnalukoola yoomu ku bantu 8 abakaggyayo kaadi, okuvuganya ku kifo ky'omubaka wa Kawempe North. Okuwandiisa abegwanyiza kaadi y'ekibiina kwakumala ennaku bbiri, nga ku lunaku olusooka, bawandiisizza 8....
Omumyuka wa Sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa alagidde akakiiko ka Parliament akavunanyizibwa ku ddembe ly'obuntu kagende mu komera e Luzira, bekenenye embeera ya Rtd. Col. Dr Kiiza Besigye gyalimu,kakole alipoota...
Conrad Ssaabwe yaasikidde Kato Lubwama. Olumbe lwa Kato Lubwama lwabiziddwa mu maka ge e Mutundwe mu gombolola ye Lubaga mu Kampala. Obwakabaka bwa Buganda bukiikiriddwa minister w'eby'amawulire n'okukuunga abantu Owek.Israel...
Police mu Kampala n'emiriraano eriko abantu 5 bekubye amasasi gattiddewo 4, nga kiteberezebwa nti babadde mu lukwe lw'okubba ensimbi mu Stanbic Bank ku Acacia Mall e Kamwokya. Omwogezi wa...