Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kisazeewo nti ttiimu y'eggwanga eya Uganda Cranes omupiira gwayo n'egenda okuzannya ne Tanzania egukyalize Misiri, mu mpaka z'okusunsulamu ensi ezinakiika mu mpaka za...
Eyaliko captain wa ttiimu y'eggwanga ey'omupiira ogw'ebigere eya Uganda Cranes, Ibrahim Ssekagya, alondedwa ng'omutendesi omugya owa club ya New York Red Bulls II, egucangira mu liigi y'ekibinja eky'okusatu ekya Major...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA, kikakasizza nti buli muzannyi wa Uganda Cranes eyabadde ku ttiimu eyakiise mu mpaka za Chan, agenda kuwebwa dollar za America ensimbi 2500 buli...
Ttiimu y’eggwanga ey’omupiira ogw’ebigere eya Uganda Cranes yeemu ku ttiimu ezaakiise mu mpaka za Chan eziyindira mu Algeria, yakutte ekifo kya kusatu mu kibinja B. Uganda Cranes egenda kufuna ensimbi...
Omuzannyi w’omupiira munnauganda Joseph Janjali, mu butongole yegasse ku club ya Espoir FC egucangira mu kibinja eky’okuntiko mu Rwanda. Joseph Janjali abadde talina club mu kiseera kino oluvanyuma lw’obutazza...
Uganda ekubye Senegal ggoolo 1 - 0 mu mpaka za CHAN eziyindira mu Algeria. Goolo ya Uganda eteebeddwa Milton Kariisa mu ddakiika eya 33. Omusambi wa Senegal Ousimane Diof alemereddwa...
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gw’ensero mu Uganda ekya Federation of Uganda Basketball Associations FUBA, kironze Alberto Atuna ng'omutendesi omugya owa ttiimu y’eggwanga ey'abakazi eya The Gazelles. President wa FUBA, Nasser Sserunjogi,...