Mu kikopo kya CHAN ekiyindira mu Elgeria Uganda Cranes egenda kuttunka ne Senegal olwa leero.
Omupiira guno gwakuzanyibwa ku ssawa 4 ez’ekiro eza wano mu Uganda.
Mugwebasoose okuzaanya, Uganda Cranes, yagudde maliri ne Democratic Republic of Congo ku 0 – 0.
Uganda, eri mu kibnja B ekirimu Senegal, Ivory Coast ne DRC.#