Olukiiko oluddukanya empaka z'amasaza ga Buganda ez'omupiira ogw'ebigere lutaddewo olwa nga 01 October,2023 okuzannyibwako emipiira egy'omutendera gwa semifinal ku luzannya olusooka, ate okuddingana kubeeewo nga 08 October,2023. Ku luzannya olusooka...
Bannamawulire abasaka ag'ebyemizannyo mu Uganda abegattira mu kibiina kya Uganda Sports Press Association USPA, balonze abaddusi Joshua Cheptegei ne Jacob Kiplimo nga bannabyamizannyo abaasinga banabwe okukola obulungi mu mwaka 2021...
Akulira ebiweerezebwa ku mpewo za Cbs Abby Mukiibi Nkaaga asomozeza abavubuka okweyambisa ekitono kyebabeera bafunye okukyuusa obulamu bwabwe okusinga okwejalabya mu bitabagasa. Bino abyogeredde ku mukolo gw'okukwasa ebirabo eri abawanguzi...
Captain wa ttiimu y'eggwanga ey'omuzannyo gw'ebikonde eya The Bombers, Joshua Tukamuhebwa, ayongedde okulaga eryaanyi bweyesozze omutendera gwa semifinal mu mpaka ez'okusunsulamu abazannyi abanaakiika mu mpaka za Olympics ezinabeera mu kibuga...
Amawanga 21 gegakakasiddwa okukiika mu mpaka za Africa Cup of Nations ezigenda okubeerawo omwaka ogujja 2024 mu Ivory Coast. Amawanga 3 gegabulayo okuweza omugatte gwa 24 agasuubirwa okuzeetabamu. Empaka...
Olukiiko oluteekateeka empaka z'amasaza ga Buganda ez’omupiira ogw’ebigere lulangiridde enkyukakyuka mu mipiira gyonna egigenda okuggalawo omutendera gw’ebibinja, nga kati gyonna gigenda kuzannyibwa ku Sunday nga 03 september,2023. Mu kusooka emipiira...