Ekibiina ekiddukanya omupiira ku semazinga Africa ekya CAF kikakasizza amawanga 3 okuli Morocco, Angola ne Libya okukiikirira Africa mu mpaka z'ensi yonna eza FIFA Futsal World Cup ez'omwaka guno. ...
Minister w’abavubuka eby'emizannyo n’ebitone Owek Ssalongo Robert Sserwanga asabye abazadde bulijjo okubeera abasaale mu kuwagira abaana baabwe mu byemizannyo, kuba ebyemizannyo gwafuuka mulimu oguvaamu ensimbi ez’okwekulakulanya. Owek Sserwanga bino abyogeredde...
Sipiika wa parliament Anitah Annet Among alagidde abakulira emizannyo baddemu bawandiikire ekibiina ekifuga omuzannyo gw’omupiira mu Africa (CAF), nti baddemu bekeenneenye ekisaawe ky’e Namboole okulaba omutindo gwekiriko kati Uganda eweebwe...
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwa Table Tennis mu Uganda ekya Uganda Table Tennis Association, kikakasizza abazannyi 3 abagenda okukiikirira Uganda mu mpaka za Table Tennis Africa Cup ezigenda okubeera mu kibuga...
Club ya URA egucangira mu liigi ya babinywera eya Uganda Premier League efuumudde abadde omutendesi waayo David Obua ku mulimu bamulanze kwolesa omutindo ogw’ekiboggwe. David Obua yalondebwa ku butendesi bwa...
Munnauganda oomuddusi w'emisinde ku mutendera gw'ensi yonna Jacob Kiplimo ayongedde okukola ebyafaayo, bweyeddiza omudaali gw'ensi yonna ogwa zaabu mu mpaka za World Cross Country Championships. Emisinde gino gibadde mu kibuga...