Abavubuka ba musaayi muto abegattira mu kisinde kya UYD Reloaded batabukidde president wabwe mu kibiina kya Democratic Party era Minister wa ssemateeeka néssiga eddamuzi Nobert Moa bamuwadde essaawa 14 nga ...
Oluvannyuma lw’ebbanga lya myaka mukaaga nga bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya government ya Tanzania bateereddwako ekkoligo eribakugira okukuba enkungaana z’ebyobufuzi,kyaddaaki bafunye obuweerero president Samia Suluhu Hassan abakkirizza betaaye. Ekkoligo lino lyali...
Uganda erondeddwa okutuuza ttabamiruka wa basipiika ba Parliament z’amawanga gonna agali mu luse olumu ne Bungereza olw’omulundi ogwa 27, olumanyiddwa nga CSPOC omwaka ogujja 2024. Omumyuka wa sipiika wa Parliament...
Rtd Dr. Kiiza Besigye akulira ekisinde kya The People's Front For Transition Omukulembeze wékisinde ky’e byóbufuzi ekya People’s front for Transition Rtd Dr. Kiiza Besigye awadde...
President Museven abadde Kalamoja President wa Uganda era omuduumizi w’ebitongole ebikuuma ddembe owokuntiko Gen Yoweri Kaguta Museveni alagidde Police okutandaawo police ezenjawulo okuviira ddala ku magombolola,...
Andrew Ojok Oulanyah alayiziddwa mu parliament Andrew Ojok Oulanyah alayiziddwa ng’omubaka wa parliament ow'ekitundu kya Omoro, azze mu bigere bya Kitaawe Jacob Oulanyah eyali sipiika wa...