Olukiiko olugenda okwekeneenya eggwanga lya somalia oba lirina ebisaanyizo ebirisobozesa okwegatta ku mukago gw'amawanga g'obuvanjubwa bwa AFrica ogwa East African Community lutongozeddwa. Olukiiko luno olutongezeddwa ssabawandiisi womukago guno Dr Peter...
Kooti ye JInja eriko abawagizi ba NUP 12 bevunaanye okukuba olukugaana olumenya amateeka ku sunday eyise ,era ebasindise ku alimanda mu kkomera e Kirinnya okutuusa nga 6 february 2023. Kuliko...
Abenganda zómubaka wa Makindye West mu Parliament Allan Ssewannyana, bawanjagidde bonna abakwatibwako okukkiriza omuntu wabwe atwalibwe mu malwaliro agasinga ku ddwaliro lye Mulago okusobola okufuna obujjanjabi obusingawo. Omubaka Allan Ssewannyana...
Olutuula lwa parliament oluggye obwesige mu minister Persis Namuganza lubadde lukubirizibwa omumyuka wa sipiika wa parliament Thomas Tayebwa, era nga lutandise ku ssaawa nnya ezokumakya. Akakiiko kabadde banoonyereza ku minister...
Kizuuliddwa nti eggwanga lyafiirwa obuwumbi 6 n'obukadde 890, oluvanyuma lwokusazibwamu kw'okulonda kw'obukiiko bwabakyala okwalina okubaayo omwaka oguwedde 2022 mu mwezi ogwomusanvu. Akakiiko kebyokulonda mu mwaka ogwo, kaali katandiise ku nteekateeka...
Akulira oludda oluvuganya government mu parliament Mathius Mpuuga Nsamba yagguddewo ekitebe kya NUP mu district ye Kiboga. Mpuuga yebazizza bannakiboga olw'ekuwagira enkyukakyuka, nga kyeyolekera mu kulonda kwa 2021. Awadde eky'okulabirako...
Sipiika wa parliament Anita Among asazeewo ku alipoota y'akakiiko ka parliament akalondoola entambuza y'emirimu mu bitongole bya government ka Cosase eyava mu kwekeneenya vvulugu ali mu kampuni ya Uganda Airlines...