Akulira oludda oluvuganya government mu parliament Mathius Mpuuga Nsamba yagguddewo ekitebe kya NUP mu district ye Kiboga.
Mpuuga yebazizza bannakiboga olw’ekuwagira enkyukakyuka, nga kyeyolekera mu kulonda kwa 2021.
Awadde eky’okulabirako nga ku ba ssentebe 4 aba town council eziri mu Kiboga, ba ssentebe 3 ba NUP, saako n’okulonda omubaka omukyala owa NUP christine Kaaya Nakimwero.#