• Latest
  • Trending
  • All

Ebibaddewo nga minister Persis Namuganza aggyibwamu obwesige

January 24, 2023
Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja

Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja

January 28, 2023

Ekibuga Kampala: Wuuno Mugisha Peter atunda bibala abifunyeemu

January 28, 2023
CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN

CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN

January 28, 2023

International Criminal Court ettukizza emisango gya Joseph Kony

January 27, 2023
UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

January 27, 2023
Buganda Royal institute etikidde abayizi abasobye mu 1000

Buganda Royal institute etikidde abayizi abasobye mu 1000

January 27, 2023
M23 erangiridde ennumba empya okulwanyisa ekitta bantu

M23 erangiridde ennumba empya okulwanyisa ekitta bantu

January 27, 2023
Obusaanyi bulumbye Bugweri

Obusaanyi bulumbye Bugweri

January 27, 2023
Enkuba egoyezza ab’e Buikwe

Enkuba egoyezza ab’e Buikwe

January 26, 2023
Abategesi bebivvulu basimbidde ekkuuli omusolo omuggya

Abategesi bebivvulu basimbidde ekkuuli omusolo omuggya

January 26, 2023
President Museven azzeemu okulabula abasaanyawo obutonde bw’ensi

President Museven azzeemu okulabula abasaanyawo obutonde bw’ensi

January 26, 2023
Abaazirwako mu lutalo lwa NRA

Abaazirwako mu lutalo lwa NRA

January 26, 2023
  • official email
  • Login
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • Politics
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • TOP MANAGEMENT TEAM (TMT)
    • ADMINISTRATION
    • PROGRAMMING
    • HUMAN RESOURCE/LEGAL
    • FINANCE & ACCOUNTS
    • CBSFM TECHNICAL
    • COMMERCIAL/MARKETING
    • AUDIT
    • RESEARCH
    • CBS FM DIGITAL
    • PRODUCTION AND NEWS
  • BUGANDA
  • AUXILIARY
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Funs Club
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • Events
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Politics

Ebibaddewo nga minister Persis Namuganza aggyibwamu obwesige

by Namubiru Juliet
January 24, 2023
in Politics
0 0
0
0
SHARES
145
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Olutuula lwa parliament oluggye obwesige mu minister Persis Namuganza lubadde lukubirizibwa omumyuka wa sipiika wa parliament Thomas Tayebwa, era nga lutandise ku ssaawa nnya ezokumakya.
Akakiiko kabadde banoonyereza ku minister Persis Namuganza kabadde kakulemberwa omubaka wa Mbarara South Mwine Mpaka  n’ababaka abalala okuli  omubaka omukyala owa Wakiso district Naluyima Betty ,Wilfred Niwagaba,Mpindi Bumaali,  Charles Bakkabulindi, Nancy Acora, Godfrey Ekanya.
Mwine Mpaka bwabadde asoma alipoota eno mu parliament ategeezezza nti kuntuula zonna zebabadde bamuyitamu, Namuganza talabiseeko, okugyako okusindika Munnamateekawe  Norman Panda.
Wabula munnamateeka ono kinajjukirwa nti yagobebwa mu kakiiko kano oluvanyuma lwokutankana mu byeyali ayogera.
Minister Persis Namuganza avunaanibwa okukozesa obubi wofiisi ye  mu biseera bweyali minister w’ebyettaka n’akozeseza obuyinza bwe okugaba etteka lya government e Naggulu, Parliament kyeyagamba nti yaligaba mu nkola eyalimu ebirumira, ng’okwo kwotadde okutyoboola ekitiibwa kya Parliament.
Akakiiko kaazuula nti waliwo obutambi obwenjawulo ku mikutu gya TV ezenjawulo ng’era buno bulagiddwa ku lutimbe  lwa parliament eyawamu, nga bulaga minister Namuganza nti ng’atyoboola Parliament ne Sipiika waayo Anita Annet Among.
Akakiiko era kalaze nti abajulizi bonna okwali  omubaka omukyala owa Tororo  district, Sarah Opendi, Dan Kimosho Omubaka wa Kazo couty  omubaka wa Bukooli central Solomon Silwany, Gilbert Olanya Omubaka wa Kilak south, Okot John Amos Omubaka wa Agago North, Yonna Musinguzi Omubaka wa  Ntungamo municipality, Amero suzan Omubaka wa  Amuriat district  nti bonna baasemba minister Namuganza agyibwemu obwesigwa.
Akakiiko era kaazudde nti minister omubeezi owamayumba Persis Namuganza nti yayisa olugaayu mu Parliament, yakozesa bubi wofiisi ye ng’agaba  ettaka lyé Nakawa-Naggulu, n’okutyoboola mukamaawe Sipiika wa parliament Anita Annet Among era nekasemba agobwe ku bwa minister.
Amyuka sipiika wa parliament Thomas Tayebwa awadde minister Namuganza ekyanya yewozeeko, wabula oluvanyuma lwokukizuula nti  tabaddewo ngate tali nakumukutu gwa zoom, kwekuggulawo okubaganya ebirowoozo eri ababaka ba parliament.
Wano ababaka ba parliament okubadde Omubaka wa
 Bunyole East Yusuf Mutembule  nóowa Bukanga North Nathan Byanyima,webasabidde nti minister ono abeere ekyokulabirako eri abakungu ba government abalala abeefuula banantagambwako era nebasemba ekyokugibwamu obwesige.
Omubaka wa  Buyaga west Barnabas Tinkasiimire asabye parliament erekere awo okukubaganya ebirowoozo basobole okukuba akalulu, kuba baleme kwonoona budde nga bakubaganya ebirowoozo ku nsonga ya Namuganza omuntu eyalemererwa okwewozaako newankubadde nga yawebwa omukisa, olwo n’asaba sipiika akkirize era nebatandika okukuba akalulu ekintu ekikkiriziddwa.
Gyebiggweredde ngábabaka 5 bagaanye okukiwagira, so nga 3 baganye okwetaba mu kulonda, ate 348 bebasazeewo minister aggyibwemu obwesige.
Amyuka Sipiika Thomas Tayebwa oluvannyuma lw’okulangirira ebivudde mu kulonda  ategeezezza nti agenda kuwandiikira  president  ku bisaliddwawo Parliament obutasukka Ssaawa 24 ng’amateeka agafuga entuula za Parliament bwegalambika.
Ababaka abatakkiriziganyiza nakyakuggyamu Namuganza bwesige, kubaddeko  omubaka wa Adria Yorke  Aringa South, n’omubaka Katali Loy omubaka omukyala owa Jinja District, Nakato Mary omubaka omukyala owa Buyende ne Moses Walyomu owa Kagoma County.
 Ababaka abatalaze ludda babadde basatu okubadde omubaka omukyala owa Masindi Florence Asiimwe, Anguzulee Denis owa Maracha county nákiikirira abakadde mu masekati géggwanga Peninah Businge.
Bisakiddwa: Nabagereka Edith
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja
  • Ekibuga Kampala: Wuuno Mugisha Peter atunda bibala abifunyeemu
  • CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN
  • International Criminal Court ettukizza emisango gya Joseph Kony
  • UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

Recent Comments

No comments to show.

News sectioning

Plugin Install : Widget Tab Post needs JNews - View Counter to be installed
  • Trending
  • Comments
  • Latest
Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

Eggaali y’omukka etomedde abadde asala oluguudo lwayo – abadde atadde obuwuliriza mu matu

July 25, 2022
KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

KCCA efulumizza enteekateeka y’okukola enguudo 37 mu kibuga Kampala

December 29, 2022
Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

Eddwaliro lyómubaka Muhammad Sseggirinya ligaddwa

December 23, 2022
Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

Agambibwa okuba omulalu asangiddwa némmundu 2

January 20, 2023
Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi e Iganga

Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi e Iganga

July 25, 2022

The co-founder of Quality Chemicals dies.

0

Uganda, TOTAL Agree on Pipeline Project.

0

South Sudan reopens schools after 6-month lockdown.

0

President Yoweri Museveni is in Tanzania to sign an implementation agreement for the East Africa Crude Oil Pipeline (EACOP) project.

0

NUP Coordinator Accuses Police Of Torture

0
Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja

Ssaabasajja Kabaka agabudde – ku mukolo gw’okubatiza omumbejja

January 28, 2023

Ekibuga Kampala: Wuuno Mugisha Peter atunda bibala abifunyeemu

January 28, 2023
CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN

CAF erinnyisizza ensimbi za ttiimu ezaakiise mu CHAN

January 28, 2023

International Criminal Court ettukizza emisango gya Joseph Kony

January 27, 2023
UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

UNEB efulumizza ebyava mu bigezo bya PLE 2022

January 27, 2023
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

CBS FM SOCIAL PLATFORMS

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • ADMINISTRATION
  • AUDIT
  • AUXILIARY
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS FM DIGITAL
  • Cbs Funs Club
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CBSFM TECHNICAL
  • COMMERCIAL/MARKETING
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Eyeterekera Sacco
  • FINANCIAL
  • home
  • HUMAN RESOURCE/LEGAL
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • PRODUCTION AND NEWS
  • PROGRAMMING
  • RESEARCH
  • Stromme Foundation
  • TOP MANAGEMENT TEAM

Copyright © 2022 CBS FM DIGITAL.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist