Ekiwayi kya FDC ekikulemberwa ssentebe w'e kibiina Ambasador Wasswa Biriggwa bakyakalambidde nti bakugenda mu maaso n’okutuuza Ttabamiruka wabwe ku Tuesday nga 19 September,wadde kooti ebayimirizza. Gyebuvudeko ba member ba FDC...
Kkooti etaputa semateeka erangiridde olwa Thursday nga 28th September,2023 lwegenda okuwa ensala yaayo mu musango ogwaloopwa omubaka wa Mityana municipality Francis Zaake mwawakanyiza eky'okugobwa ku kifo kya commissioner wa...
Okulonda kw'okujjuza ekifo Kya ssentebe wa district ye Hoima kugenda mu maaso naye abantu bakyali bamusoolesoole olw'enkuba ekedde okufudemba. Okuddamu okulonda kuno kwazeewo oluvanyuma lweyali ssentebe wa district eno Kadiri...
President w'ekibiina ky'obufuzi ki National Unity Platform NUP Robert Kyagulanyi Ssentamu akomekkereza okulambula ebitundu by'eggwanga ebyenjawulo, ekitundu ekisooka eky'enteekateeka eno. Akukomekkerezza mu kisaawe kya Onduparaka Play Ground mu kibuga Arua....
Eyaliko president w'ekiibina kya Forum for Democratic Change( FDC) Dr Warren Kiiza Besigye awadde ensonga 3 eziyina okukolebwa okuzza obumu mu banakibiina abekutuddemu ebiwayi. Agambye nti walina okussibwa akakiiko akeetengeredde...
President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museven alagidde abakulu ku kitebe kya NRM nabakulembeera ekibiina kya Baazirwanako okwanguya okukola ku nsonga za baazirwanako basobole okuyambibwa. President Museven agambye nti abaazirwanako...