Munnamateeka era omulwanirizi w'eddembe lyobuntu Dr.Sarah Bireete agamba nti government tenaba nambulukufu ku bannabyabufuzi bezze ekwata nebavunaanibwa mu kooti z'amagye, ate abantu berumiriza okubeera abayeekera n' abattujju ate nebawozesa mu...
Government ya United States of America etadde envumbo ku bakulu mu government ya Uganda abeenyigira mu kutyoboola eddembe ly'obuntu n'ebikolwa ebirala ebifutyanka enfuga etambulira ku ssemateeka w'eggwanga ne democracy. Envubo...
Ba ssentebe be byalo ebyenjawulo mu gombolola ye Lubaga batadde ku nninga ekitongole ekiddukanya ekibuga Kampala ki KCCA okunyonyola ensonga eviraako abakozi ba enforcement okukwata n'okubowa emmali y'abatuuze nebatuuka n'okusindikibwa...
Government erumirizza abagivuganya nti okukozesa kyeyisa obulimba bw'abantu abagambibwa okuwambibwa nebabuzibwawo, okuttatana ekifaananyi kyayo eri ensi. Minister omubeezi ow'ensonga zomunda mu ggwanga Gen David Muhoozi bino abitadde mu alipoota mulindwa ekwalata...
Obukulembeze bw'ekibiina ki FDC obutuula e Najjanankumbi bulagidde ababaka ba FDC okuddayo bakiike mu ntuula za parliament, bave mukwekandagga oludda oluvuganya goverment kwerulimu. Nampala wa FDC mu parliament Yusuf Nsibambi...
Somalia mu butongole ekkiriziddwa okwegatta ku mukago gw'amawanga g'obuvanjuba bwa Africa ogwa East African community. Kisaliddwawo mu nsisinkano y'abakulembeze b'amawanga gano, olwomulundi ogwa 23 okutudde mu kibuga Arusha akya Tanzania...
Ababaka ku kakiiko ka parliament akalondoola eby'amateeka bawakanyizza enoongosereza government zeyanjudde mu parliament okwongeza omuwendo gw'abalamuzi mu kkooti ensukulumu ne kkooti ejjulirwamu. Minister wa ssemateeka n'essiga eddamuzi era omukulembeze wa...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye obuweereza bw'abadde omukiise we mu lukiiko lwa Buganda Owek Joyce Mpanga, gwayogeddeko nti yali musaale mu kuzzaawo Obwakabaka obwali busanyiziddwawo Obote. Mu bubakabwe...
Ekibiina kya National Unity Platform kijjukidde abantu abasoba mu 50 abaattibwa nga 18 ne 19 November,2020. Abantu bano baakubwa amasasi mu bitundu ebyenjawulo mu Kampala, mu bwegugungo obwabalukawo mu ggwanga...