Parliament ya Uganda eyingidde mu nsonga y'ekibinja ky'abayizi abasoba mu 100 abaatwalibwa mu ggwanga lya Iran, nga baali basuubiziddwa okuweebwa sikaala okusoma, wabula nebaasiraanirayo. Kigambibwa nti abaana abobuwala abaagendera mu...
Ekyalo Mabanga ekisangibwa mu muluka gwe Kikondo mu gombolola ye Kiringente mu district ye Mpigi kiri mu kasattiro ,oluvanyuma lwa ssentebe w’ekyalo kino okugoba abakulembeze abalala ku lukiiko lw'abadde akulembera...
Olukiiko lwa Bassaabawandiisi b'ebibiina byobufuzi ebirina ababaka mu parliament ogwa Inter Party Organization for Dialogue IPOD baliko ebirowoozo byebatutte eri akakiiko k'ebyokulonda, nga bagala wabeewo ebikyuusibwa mu mateeka agafuga ebyokulonda....
Eyali omumyuka w'omubaka wa president mu gombolola ye Lubaga Herbert Anderson Burora ayiimbuddwa ku kakalu ka kooti. Omulamuzi wa Buganda Road Ronald Kayizzi amuyimbudde ku kakalu ka bukadde bwa shs...
Kooti ya LDC mu Kampala eyiimbudde ku kakalu ka kooti, ababaka ba parliament 3 n'abantu abalala 7 abaakwatibwa ku kitebe kya NUP e Kavule mu Kampala, ku bigambibwa nti baali...
Amyuka sipiika wa parliament Thomas Tayebwa alabudde ba ssentebe bobukiiko bwa parliament abaggya okwewala okukola emirimu mu ngeri yagaddibe ngalye, eyinza okulowoozesa bannansi nti beenyigira mu bikolwa ebyobulyi bw'enguzi. Abadde...
President wa Uganda Yoweri Tibuhaburwa Museveni akaangudde ku ddoboozi eri abantu abasanyaawo obutonde bwénsi nga beesenza mu ntobazzi, ebibira embalama zénnyanja némigga, nálabula nti government tejja kubattira ku liiso era...
Ababaka ba parliament okuli aba DP ne NUP ababadde begattira mu kibiina kya G20 kyebagunjaawo okukulaakulanya ebitundu byabwe ,batandise okuwandiikira kalaani wa parliament nga bayimiriza omutemwa gw'ensimbi zebabadde bateeka mu...