Julius Hakiza mwogezi wa police mu bitundu bya Muttanzige Akulira eby'okunoonyereza ku buzzi bw'emisango e Kagadi nga ye George Kyuma asangiddwa ng'afiiridde mu nju. Abadde asula...
Sipiika wa parliament Anita Annet Among eyakalondebwa ku kifo kino aliko bingi byafaanaganya n'omumyuka we Thomas Tayebwa,ng'oggyeko okuba nti bombi bannakibiina kya NRM. Bombi baliko ebifo ebyamaanyi byebaalekulidde okwesimba ku...
Police ya Uganda eyimirizza okuwa abantu ba bulijjo emmundu, n’ebitongole by’obwananyini ebya securiko okutuusa ng’omulimu gw’okufuna ebyogera ku mundu zonna eziri mu mikono gy’abantu gumaliriziddwa. Enteekateeka y'okuwandiisa emmundu zonna ezikozesebwa...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ngáyogera ku mugenzi Jacob Oulanyah abadde sipiika Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akinogaanyizza nti ennyonyi Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda...
Omubaka Anita Annet Among alayiziddwa nga sipiika wa parliament ya Uganda omujja, ngádda mu bigere bya Jacob Oulanyah eyavudde mu bulamu bwénsi. Among ye mubaka omukyala owa district ye Bukedea....
Katikkiro Charles Peter Mayiga (atudde wansi), ngaali nÓwek. Kaddu Kiberu Ssentebe wólukiiko oluzzaawo amasiro Bya Kato Denis Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti...
Omukazi eyabadde atolose mu kadduukulu ka police ye Lubigi,asindikiddwa mu kkomera e Kigo yebakeyo emyezi mukaaga. Maurine Nabbisa wa myaka 39, mutuuze ku kyalo kye Kawoko mugombolola ya Wakiso mumyuka...
Musajjamukulu owemyaka 63 asindikiddwa mu kkomera e Kitalya, kigambibwa nti yabbye ekitabo ekitukuvu ekya Bayibuli. Joseph Okello nga mutuuze we Makerere Kivulu ku njegoyego z'ekibuga Kampala,asimbiddwa mu kkooti ento...