Tiimu ya senegal Amawanga ga Africa 5 gayiseewo okukiikirira semazinga ono mu mpaka z'ekikopo ky'ensi yonna ekya FIFA World Cup ekigenda okubeera e Qatar kunkomerero y'omwaka...
Uganda Cranes Club ya Express FC mukwano gwabangi ewangudde omupiira ogusookedde ddala n'omutendesi waayo omugya James Odoch,ekubye club ya Police goolo 2-1 mu kisaawe e Wankulukuku....
Paul Migadde agamba nti yabulwako ebyamaguzi bye Bya Lubega Muda Mutabani weyaliko omumyuka wa president era Ssaabaminister wa Uganda owokutaano Dr. Samson Kisekka Mululu, nga ye...
Thomas Tayebwa lwasookedde ddala okukubiriza parliament ng'omumyuka wa sipiika Amyuka sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa mu butongole atandise emirimu gye ng’omumyuka wa sipiika, era yakubiriza olutuula...
Abakyala ba Buganda okuva mu masaza 4, Kyadondo, Busiro, Kyaggwe ne Kabula bakiise embuga mu nkola eya Luwalo Lwange nebagula satifikeeti za bukadde 12 mu emitwalo 33 (12,330,000/=) okuwagira emirimu...
Eyali sipiika wa parliament ya Uganda Jacob Oulanyah wakuziikibwa ng’ennaku z’omwezi 8 April 2022, lwe lwókutaano lwa wiiki ejja. Enteekateeka efulumiziddwa minister w’ensonga z’obwa President Milly Babalanda era ssentebe wénteekateeka...
Ekibiina ekiddukanya omuzannyo gwémmotoka zémpaka mu Uganda ekya FMU kitandika nga 01 April, 2022 okuwandiika abavuzi bémmotoka abagenda okuvuganya mu mpaka za Pearl of Africa Rally Championships ezómwaka guno. Empaka...
Ekifaananyi kya Sky Sports Bya Issah Kimbugwe Empaka z’okusunsulamu amawanga agagenda okukiikirira Africa mu mpaka z’ensi yonna eza FIFA World Cup ziddamu okuzanyibwa olwaleero,amawanga 10...
Richard Tadwong Ssaabawandiisi wa NRM Ssaabawandiisi w’ekibiina ki NRM Dr. Richard Todwong atabukidde banabyabufuzi ne bannauganda bagambye nti bagufudde mugano okwogerera nga NRM ekisukkiridde, bwegutuuka ku...