• Latest
  • Trending
  • All
Obubondo bw’ababaka ba parliament butuula bufoofofo ku kifo kya sipiika

Okuziika sipiika Jacob Oulanyah kwa nga 08 may 2022, wasiddwawo amateeka mu bifo omulambo gyegunatwalibwa

March 29, 2022
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Maama n’abaana be 2 bafiiridde mu kabenje ka bodaboda e Iganga

June 16, 2025
Embalirira ya Buganda eya 2025/2026 – essira liteekeddwa ku bavubuka

Embalirira ya Buganda eya 2025/2026 – essira liteekeddwa ku bavubuka

June 16, 2025
Okulonda obukiiko bw’abakadde ku byalo kwa ggwanga lyonna

Okulonda obukiiko bw’abakadde ku byalo kwa ggwanga lyonna

June 16, 2025
Empaka z’Amasaza 2025 : Amasaza 3 gatongozza ttiimu zaago nga gazannyamu omupiira ogw’omukwano

Empaka z’Amasaza 2025 : Amasaza 3 gatongozza ttiimu zaago nga gazannyamu omupiira ogw’omukwano

June 15, 2025
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde ku luguudo lw’e Mityana – emmotoka zitomereganidde e Bujuuko

Emmotoka ya Sinotruck eyiingiridde emmotoka eziwerekera omumyuka wa sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa – abantu 6 balumiziddwa

June 14, 2025
President Museveni asisinkanyemu omubaka wa German mu Uganda Matthias Schauer – baliko ensonga zebakkaanyizaako

President Museveni asisinkanyemu omubaka wa German mu Uganda Matthias Schauer – baliko ensonga zebakkaanyizaako

June 14, 2025
Nambaziira Joan okuva mu ssaza Buluuli awangudde empaka za bannalulungi ba Buganda ab’ebyobulambuzi eza 2025

Nambaziira Joan okuva mu ssaza Buluuli awangudde empaka za bannalulungi ba Buganda ab’ebyobulambuzi eza 2025

June 14, 2025
Shamirah Nabadda alondeddwa okulamula ogwa Women Africa Cup of Nations 2025

Shamirah Nabadda alondeddwa okulamula ogwa Women Africa Cup of Nations 2025

June 13, 2025
Bannakatemba bajjukidde omugenzi  Kato Lubwama – awezezza emyaka 2 bukyanga afa

Bannakatemba bajjukidde omugenzi Kato Lubwama – awezezza emyaka 2 bukyanga afa

June 13, 2025
President Museveni alagidde ebitongole bya Government okussa essira kukunoonyeza eby’amaguzi bya Uganda obutale

President Museveni alagidde ebitongole bya Government okussa essira kukunoonyeza eby’amaguzi bya Uganda obutale

June 13, 2025
Katikkiro Mayiga atongozza omwaka A ogwa Mmwaanyi Terimba  2025/2026

Katikkiro Mayiga atongozza omwaka A ogwa Mmwaanyi Terimba 2025/2026

June 13, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Amasannyalaze gakubye 5 e Kansanga – omu afiiriddewo

June 13, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Features

Okuziika sipiika Jacob Oulanyah kwa nga 08 may 2022, wasiddwawo amateeka mu bifo omulambo gyegunatwalibwa

by Namubiru Juliet
March 29, 2022
in Features, News
0 0
0
Obubondo bw’ababaka ba parliament butuula bufoofofo ku kifo kya sipiika
0
SHARES
298
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Eyali sipiika wa parliament ya Uganda  Jacob Oulanyah wakuziikibwa ng’ennaku z’omwezi 8 April 2022, lwe lwókutaano lwa wiiki ejja.

Enteekateeka efulumiziddwa minister w’ensonga z’obwa President Milly Babalanda era ssentebe wénteekateeka zókuziika Oulanyah anyonyodde nti omulambo gw’omugenzi gwakutuusibwa ku kisaawe Entebbe ku lwokutaano lwa wiiki eno ku saawa munaana zennyini, gwakuleetebwa kampuni yennyonyi eya Ethiopian Airlines

Minister Babalanda agambye nti bwegunaatuusibwa ku kisaawe e Entebbe, abakungubazi okuli abakulu mu gavument nabooluganda lw’omugenzi abatonotono bebajja okukkirizibwayo,gukwasibwe kampuni ya A Plus Funeral management.

Ku Sunday ne monday ejja lwegunatwalibwa mu maka ge e Muyenga, abóluganda némikwano bamukubeko eriiso evvanyuma, wategekebweyo nókusaba.

Ku lwókubiri omulambo gwa Jacob Oulanyah gwakutwalibwa mu parliament , okusiima emirimu omugenzi gyeyakolera eggwanga n’okumukubako eriiso evvanyuma era gyegujja okusuzibwa.

Ku lwokusatu ngennaku z’omwezi 6, omulambo gwakutwaalibwa e Kololo mu kisaawe kyameefuga , era omukulembeze w’eggwanga yajja okubeera omukungubazi omukulu.

Okusaba kwé Kololo kwakukulemberwa Ssabalabirizi w’ekanisa ya Uganda Dr Samuel Kazimba Mugalu Mboowa.

Abantu 1500 bokka bebagenda okukkirizibwa e Kololo , omuli ababaka ba parliament, ba memba bolukiiko olufuzi olwa NRM, abalamuzi, abakungu b’amawanga amalala mu Uganda, abakulira ebitongole bya government , abooluganda lw’omugenzi nabakulembeze mu kitundu kye Acholi.

Emikolo gyé Kololo olunaggwa, omulambo gwakussibwa ku nnyonyi gutwalibwe mu kyalo Lalogi mu district ye Omoro omugenzi gyazaalwa, olwo ku lwokutaano ngennaku zomwezi 8 April, aziikibwe.

Minister Babalanda agambye nti ku lunaku olwo olwókutaano, government yasazeewo lubeere lwakuwummula mu ggwanga lyonna.

Minister Babalanda ajjukiza bannansi nti sipiika wa parliament abeera  nnamba ssatu mu bitiibwa by’eggwanga, era alina  okuziikibwa mu bitiibwa by’eggwanga byonna ebirambuluddwa mu mateeka.

Enteekateeka zino zonna zakusaasanyizibwako obuwumbi bwa shs 2 nobukadde 500.

 

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Maama n’abaana be 2 bafiiridde mu kabenje ka bodaboda e Iganga
  • Embalirira ya Buganda eya 2025/2026 – essira liteekeddwa ku bavubuka
  • Okulonda obukiiko bw’abakadde ku byalo kwa ggwanga lyonna
  • Empaka z’Amasaza 2025 : Amasaza 3 gatongozza ttiimu zaago nga gazannyamu omupiira ogw’omukwano
  • Emmotoka ya Sinotruck eyiingiridde emmotoka eziwerekera omumyuka wa sipiika wa Parliament Thomas Tayebwa – abantu 6 balumiziddwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist