Abakulira eby'obulamu mu Wakiso balagidde amalwaliro 2 okuli erya Sayyidinah Abubaker Healthy center IV e Matugga n'eddwaliro lya Aliim Medical center e Nabweru Nansana municipality okugira nga gaggalawo okumala ekiseera,...
Ministry y'ebyobulamu erangiridde nti ekirwadde kya Ebola kibaluseewo mu Kampala. Okusinziira ku muteesiteesi omukulu mu ministry y'ebyobulamu, Dr Diana Kanziira Atwine, agambye nti omusawo omu ow'emyaka 32 y'azuuliddwamu ebulwadde buno....
Ekitongole kya Kabaka Foundation kitongozza olusiisira lw'ebyobulamu olugenda okumala ennaku 2 mu Ssaza Busiro mu Gombolola ya Ssabagabo Nsangi ku St Joseph's Catholic Church Kyengera. Lugguddwawo Omumyuka owokubiri owa Katikkiro...
Ekitongole ekivunanyizibwa ku byobulamu mu nsi yonna ekya World Health Organization, (WHO), kironze munna Uganda Dr Richard Kabanda, era nga ye ssentebe w'akakiiko k'eby'obulamu mu Lukiiko lwa Buganda, okubaeera omu...
Ekirwadde kya Marburg, ekyazuliddwa ku mulirwano mu Tanzania ekyakatta abantu 8 munnaku 3 zokka, kitadde ku bunkenke amawanga agg'omuliraano. Ministry y'ebyobulamu n’ekitongole kya National Public Health Laboratory mu ggwanga lya...