Abasawo bebyobulamu mu gombolola eziri mu Busiro East mu Wakiso district bakoze ekikwekweto mwebakwatidde abantu 10, olw'obutaba na kabuyonjo ku bizimbe byabwe. Ebizimbe ebiwerako nabyo biggaddwawo ebitabadde na kabuyonjo,...
Ekitongole kya Aghakhan Foundation East Africa nga kiri wamu ne German Development bank, batonedde Uganda emmotoka bbiri ez'omulembe ezitereddwamu kalonda yenna akwata kukugema endwadde. Eddwaliro eritambuzibwa...
Obutimba bw'ensiri obukadde 28 bwebugenda okugabibwa mu district 12 n'ebibuga 2, mu kawefube w'okutangira omusujja oguleetebwa ensiri. District ye Mbale, Kaliro, Sironko, Rakai, Bugweri, Masaka City, Dokolo, Kyotera, Mbale city,...
Kyadaaki Government okuyita mu ministry y'ebyobulamu eragidde abasawo abakyagezesebwa oba ba Intern abawera 1901 bagende mu malwaliro gyebalina okugezesebwa batandike okukola okuva nga 03 August 2023. Okusinziira ku kiwandiiko...
Ebitongole by’obwanakyewa ebikola ku by’emmere mu ggwanga biraze okutya ku mutindo gw’eby’emmere banaUganda gyebalya, so nga tewateereddwawo nkola nnungamu erwanyisa batunda mmere ewumbye mu Uganda. Emyezi egiyisse wabaddewo embiranye mu...
Abaddukanya eddwaliro ekkulu ery’abakyala e Kawempe berwanyeeko ku byafulumidde mu lumu ku lupapula lw’amawulire ebyalaze nti waliwo abaana abawere 8 abaafudde, olw’amasannyalaze okuvaako nga bali ku byuma! Ssenkulu w’eddwaliro lino,...
Omulimu gw'okuzimba eddwaliro lya Muteesa II health Centre IV, Ssaabasajja Kabaka lye yasiima naawa abantu be Ssingo gugenda Bukwakku. Eddwaliro lizimbiddwa ku mbuga y'e gombolola ye Busimbi mu Ssingo. Omumyuka...
Ministry y'rebyobulamu erangiridde amakeberezo ga DNA abiri gokka nti gegakakasiddwa okukebera endagaluse mu ggwanga okwewala abafere abeyongedde okwerimbika mu mulimu guno. Amakeberezo agakakasiddwa mu Uganda kuliko erya government erimanyiddwa nga...