Ekibiina ekitaba abasawo mu ggwanga ekya Uganda Medical Association (UMA), kironze abakulembeze baakyo abaggya, ng’abadde ssabawandiisi w’ekibiina kino Dr. Hebert Luswata, kati ye president wakyo omuggya. Dr. Herbert Luswata afunye...
Owek. Dr Richard Kabanda munnauganda alondeddwa olukiiko olutaba amawanga ga Africa mu byobulamu, okukulembera akakiiko ka Africa akategeka n'okuwa amagezi ag'ekikugu ku by'obulamu ebikwata ku bantu baabulijjo n'okubasomesa ku ndwadde...
Omumyuka wa Sipiika wa parliament Thomas Tayebwa alagidde minister wa Kampala Minsa Kabanda ne KCCA okutandiika okulondoola bannyini bizimbe n'amasomero gonna agagambibwa nti gata kazambi nakulukutira mu mu myala buli...
Dr Omagino John, ssenkulu w'eddwaliro ly'emitima erye Mulago, erya Mulago Heart Institute, agamba nti bakizudde nga mu Uganda ku buli bantu 4 omu kubbo abaako nekizibu ku mutima. Mu Uganda...