Ekitongole kya Uganda Cares kiziimbye ekizimbe ekinene ddala ku ddwaliro ekkulu e Rakai, ewagenda okubudaabudibwa abantu abalina akawuka ka siriimu. Bw'abadde atongoza ekizimbe kino ssentebe wa district ye Rakai Kaggwa...
Bannakyewa abali ku ddimu ly'okulwanyisa ebiragalalagala mu Uganda basabye watekebwewo etteeka erikaka abaana bamasomero bonna okukeberwa nga ebiragalalagala mu mibiri gyabwe buli lusoma, nti osanga kino kinayambako okukendeeza emisinde ebiragalalagala...
buguddewo Amalwariro abiri, okuli eddwaliro Lya Muteesa II Health Center mu Gombolola ye Nsangi mu Saza Busiro, ne Muteesa II Health Center e Kalasa mu Saza Bulemeezi,gagguddwawo ng’egimu ku mikolo...
EKibiina ekitaba bannamateeka abakyala ki FIDA, kyagala endagaano ekwata ku kwettika embuto z'abaana mu nkola ey'obupangise, etaputibwe mu nnimi enzaalirwanwa buli munnansi egitegeere bulungi. Abakulembeze mu kibiina kino ekya FIDA...